Awali Ekitiibwa Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2019
Lyrics
Njagala mbere woli
Awali ekitiibwa kyo
Nga nkuwa amatendo
N'okusinza
Ojudde okwagala
Olwawo osunguwala
Omutima gwo
Gujudde okusasira
Nsaba kangwe
Mu mikono gyo
Emmeme yange
Elowoza bubi
Omutima gwange
Guteesa bubi
Amaaso gange
Galaba bubi
N'olulimi lwange
Luselera lwogera bubi
Lungamya ebigere byange
Lungamya amaaso gange
Tukuza olulimi lwange
Sasira emmeme yange
(Nze nkomyewo) Nze nkomyewo (Eh)
Ku bigere byo (Nkomyewo)
Nkomyewo (Awo woli)
Onkwatirwe ekisa (Tongoba)
Tongoba (Eh) Mu kubeerawo kwo
(Njayanira) Njayanira (Eh) okuberawo kwo
(Njayanira) Njayanira (Okuberawo kwo)
Okuberawo kwo
(Nze nkomyewo) Nkomyewo (Oh)
Ku bigere byo (Nkomyewo woli)
Nkomyewo (Awo woli) (Eh)
Onkwatirwe ekisa (Tongoba)
Tongoba (Eh) Mu kubeerawo kwo
(Njayanira) Njayanira (Oh) okuberawo kwo
(Njayanira nange) Njayanira (Eh)
Okuberawo kwo (Njagala mbere)
Njagala mbere woli
(Awali ekitiibwa)
Awali ekitiibwa kyo
(Nga nkuwa amatendo)
Nga nkuwa amatendo
(N'okusinza)
N'okusinza
(Nsembeza woli)
Njagala mbere woli
(Nsembeza woli)
Awali ekitiibwa kyo
(Nga nkuwa amatendo)
Nga nkuwa amatendo
N'okusinza
(Nze kambere yekalu yo)
Njagala mbere woli
(Mberere yekalu yo)
Awali ekitiibwa kyo
(Nga nkuwa amatendo)
Nga nkuwa amatendo
(Eh n'okusinza)
N'okusinza
(Eh mu kiffo kiri)
Njagala mbere woli
Awali ekitiibwa kyo
Nga nkuwa amatendo
N'okusinza