Ku Lusozi Lwa Mukama Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Gwe katonda ow'amaanyi osanidde amatendo ogwanila ekitibwa
Adonai osanidde amatendo ogwanila ekitibwa
Kubanga Oli, Wali era Oliba ne byokola by'amaanyi
Tewali luyimba nze lwenyinza okuyimba okusinga ku luyimba lwo Mukama
Ye Ggwe Yakuwa, Ye Ggwe maanyi, Oli luyimba
Hallelujah
Oh, Oli lwazi
Oli lwazi nze kwenyimirila
Omusana ogwaka ne mu kizikiza
Osetula ensozi nezitamanya
Oli lwazi empaji ey'omuliro
Kitibwa kye kanisa, tukuvunamire
Oli lwazi nze kwenyimirila
Omusana ogwaka ne mu kizikiza
Osetula ensozi nezitamanya
Oli lwazi empaji ey'omuliro
Kitibwa kye kanisa, tukuvunamire
Tukuvunamire, Tukuvunamire
Nasinza Ku lusozi lwa Mukama
Kanyingire mumpyaze n'okusinza
Gulawo enzijji Kabaka ayingire
Ndeese saddaka entukuvu ekusanyusa
N'omutima ogumenyese togugayenga
Nasinza Ku lusozi lwa Mukama
Kanyingire mumpyaze n'okusinza
Gulawo enzijji Kabaka ayingire
Ndeese saddaka entukuvu ekusanyusa
N'omutima ogumenyese togugayenga
Gulawo enzijji (Gulawo enzijji)
Gulawo enzijji (Gulawo enzijji)
Gulawo enzijji Kabaka ayingire
Gulawo enzijji (Gulawo enzijji)
Gulawo enzijji (Gulawo enzijji)
Gulawo enzijji Kabaka ayingire
Tewali luyimba lwenyinza okuyimba
Okusinga ku luyimba lwo Mukama
Ye Ggwe Yakuwa, Ye Ggwe maanyi
Oli luyimba.. Hallelujah
Tewali luyimba lwenyinza okuyimba
Okusinga ku luyimba lwo Mukama
Ye Ggwe Yakuwa, Ye Ggwe maanyi
Oli luyimba.. Hallelujah