Golokoka Gwe Kanisa (Bonus Track) Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Golokoka gwe kanisa
Katonda akuyitayo mu bunnya
Jewabulira yambala amaanyi
Golokoka gwe kanisa
Katonda akuyitayo mu bunnya
Jewabulira yambala amaanyi
Emirembe gyibere eri bona abakiriza Yesu
Aweleddwa omukisa oyo awulira
Ebigambo by'okubikulirwa
Omutukirivu aggwa emirundi musanvu naye era nasituka
Gwe lwaki olemelayo mu busibe
Oyo alekawo ekyenda mwo mwenda nanonya gwe aba buze
Okwagala kwe tukugelagelanye kuki
Okwagala kwe tukugelagelanye kuki
Golokoka gwe kanisa Katonda akuyitayo mu bunnya
Jewabulira yambala amaanyi
Golokoka gwe kanisa Katonda akuyitayo mu bunnya
Jewabulira yambala amaanyi
Emirembe gyibere eri bona abakiriza Yesu
Baweleddwa omukisa abagumukiriza
N'emukunyigirizibwa okunji
Kubanga olugendo lw'obulokozi lwo nga luwanvu
Naye abalemelako bawangula tosigalayo mu busibe
Oyo akwagala nga bwoli, akwagala nga bwoli
Okwagala kwe tukugelagelanye kuki
Okwagala kwe tukugelagelanye kuki
Golokoka gwe kanisa Katonda akuyitayo mu bunnya
Jewabulira yambala amaanyi
Golokoka gwe kanisa Katonda akuyitayo mu bunnya
Jewabulira yambala amaanyi
Golokoka gwe kanisa Katonda akuyitayo mu bunnya
Jewabulira yambala amaanyi
Oluyimba nga lugenze (Katonda akuyitayo mu bunya)
Nkusaba obeere nange (Yambala amaanyi)
Oluyimba nga lugenze (Katonda akuyitayo mu bunya)
Nga n'amaanyi gampedde (Yambala amaanyi)
Teliyo kibi kyatasonyiwa akugamba wulira (Yambala amaanyi)
Oluyimba nga lugenze nga n'amaanyi gakuwedde togwamu Ssuubi
(Yambala amaanyi)
(Yambala amaanyi)