Asanidde ft. Rachel Ddamulira Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2019
Lyrics
Tuyimuse emikono tusinze
Yesu asanidde
Tuyimuse amaloboozi tusinze
Yesu asanidde
Kubanga ekitiibwa n'ettendo
Bibyo Mukama
Omuffuzi ow'amawanga
Katonda atakyuka
Luberera gwe Kabaka
Kubanga ekitiibwa n'ettendo
Bibyo Mukama
Gwe eyali era aliba
Katonda atakyuka
Luberera gwe Kabaka
Tuvuname wali
Nga tumuwa ekitiibwa
Luberera ye Kabaka
Tuvuname wali
Nga tumuwa ekitiibwa
Luberera ye Kabaka
Gwe eyali era aliba
Katonda atakyuka
Luberera gwe Kabaka
Nasinzanga mu kuberawo kwo
Olw'ebyo byokola
Mu maanyi go Mukama
Teri mulala
Nasinzanga mu kuberawo kwo
Olw'ebyo byokola
Mu maanyi go Mukama
Teri mulala
Leka wabelewo okusinza
Mu kuberawo kwo
Leka wabelewo oluyimba
Mu nnyumba yo
Leka wabelewo okusinza
Mu kuberawo kwo
Leka wabelewo oluyimba
Mu nnyumba yo
Hosanna, hosanna
Omwana gw'endiga
Hosanna, hosanna
Gwe attuula waggulu enyo
Tukusinza, tukusinza
Omwana gw'endiga
Tukusinza, tukusinza
Gwe attuula waggulu enyo
Hallelujah, hallelujah
Omwana gw'endiga
Hallelujah, hallelujah
Gwe attuula waggulu enyo
Leka wabelewo okusinza
Mu kubelawo kwo
Leka wabelewo oluyimba
Mu nnyumba yo
Leka wabelewo okusinza
Mu kuberawo kwo
Leka wabelewo oluyimba
Mu nnyumba yo
Leka wabelewo okusinza
Mu kuberawo kwo
Leka wabelewo oluyimba
Mu nnyumba yo
Leka wabelewo okusinza
Mu kuberawo kwo
Leka wabelewo oluyimba
Mu nnyumba yo