Omugga Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2019
Lyrics
Lero ntwala ku mugga ogwo
Ogukulukuta mu kibuga kya mukama
Nze mbere nga omuti ogwasimbibwa
Ku mazzi amalamu
Njiwako omwoyo wo nze nsabye
Ekikompe kiyiwe
Mwoyo omutukuvu lero
Nsaba ojuze obulamu bwange
Leka amaaso gange
Galabe nga bwolaba
Nze ndyoke mpangule
Nga bwe wawangula
Gwe katonda webiro era n'ebiseera
Yiwa omwoyo wo ku buli kitonde
Ekilina omubiri
Owonye wona, Ofuge wona
Njiwako omwoyo wo nze nsabye (Nsabye)
Ekikompe kiyiwe
Mwoyo Omutukuvu lero
Nsaba ojuze obulamu bwange
Leka amaaso gange
Galabe nga bwolaba
Nze ndyoke mpangule
Nga bwe wawangula
Okola ebintu ebipya
Naffe tunabilaba lero
Okuba ekubo welitari
N'omugga mu ddungu
N'omutima guyayana (ah)
Nkusaba tompitako lero
(Eh) Okola ebintu ebipya
Naffe tunabilaba lero
Okuba ekubo welitari (yea)
N'omugga mu ddungu (hey)
N'omutima guyayana (ah)
Nkusaba tompitako (hey) lero
Nkusaba tompitako (yea)
Nkusaba tompitako (hey) lero
Tompitako omwana wa Daudi lero
Nkusaba tompitako lero
(Tompitako Nange)
Nkusaba tompitako lero (tompitako)
Mwoyo (juza obulamu bwange)
Omutukuvu (juza obulamu bwange) lero
Nsaba ojuze obulamu bwange
Leka amaaso gange
(leka amaaso gange)
Galabe nga bwolaba
(Galabe nga bwolaba)
Nze ndyoke mpangule
Nga bwe wawangula
Mwoyo (juza obulamu bwange)
Omutukuvu (juza obulamu bwange) lero
Nsaba ojuze obulamu bwange
Leka amaaso gange
(Leka amaaso gange)
Galabe nga bwolaba
(Leka amaaso gange)
Nze ndyoke mpangule
Nga bwe wawangula
(Nga bwe wawangula)
Mwoyo Omutukuvu lero
Nsaba ojuze obulamu bwange
Leka amaaso gange
Galabe nga bwolaba
Nze ndyoke mpangule
Nga bwe wawangula