Nesimye (Katonda Lusozi) Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Eddoboozi lyo ndiwulira
Omukono gwo gusumulula
Eddoboozi lyo ndiwulira
Nga liyita mu bantu bo
Omwoyo wo muwulira
Atambula mu bantu bo
Eddoboozi lyo nga liyita
Omutima gunawumula
Leka eddoboozi lyo lisilise amaloboozi gona
Omutima gwange nguwa gwe weka
Leka eddoboozi lyo lisilise amaloboozi gona
Omutima gwange nguwa gwe weka
Nesimye okuttuula ku bigere byo
Mu kuberawo kwo nze kanvuname
Buli kyendi ne kyendiba byona obimanyi
Mu kuberawo kwo nze kanvuname
Eddoboozi lyo ndiwulira
Omukono gwo gusumulula
Omwoyo wo muwulira
Atambula mu bantu bo
Eddoboozi lyo nga liyita
Omutima gunawumula
Leka eddoboozi lyo lisilise amaloboozi gona
Omutima gwange nguwa gwe weka
Leka eddoboozi lyo lisilise amaloboozi gona
Omutima gwange nguwa gwe weka
Nesimye okuttuula ku bigere byo
Mu kuberawo kwo nze kanvuname
Buli kyendi ne kyendiba byona obimanyi
Mu kuberawo kwo nze kanvuname
Katonda lusozi olubikka ebiwonvu byona
Era lwe lutindo olusomoka enyanja
Katonda lusozi olubikka ebiwonvu byona
Era lwe lutindo olusomoka enyanja
Katonda lusozi olubikka ebiwonvu byona
Era lwe lutindo olusomoka enyanja
Olusomoka enyanja
Olusomoka enyanja
Olusomoka enyanja
Nesimye okuttuula ku bigere byo
Mu kuberawo kwo nze kanvuname
Buli kyendi ne kyendiba byona obimanyi
Mu kuberawo kwo nze kanvuname
Nesimye okuttuula ku bigere byo
Mu kuberawo kwo nze kanvuname
Buli kyendi ne kyendiba byona obimanyi
Mu kuberawo kwo nze kanvuname