
Amakubo Gange Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2019
Lyrics
Olungamya amakubo gange
N'ebigere byange
Okomyawo emmeeme yange
Mu maaso go
Otadewo emeezza
Mu maaso gabalabe bange
Noteka n'oluyimba olw'essanyu
ku mimwa jange
Mutukuvu
Asanidde
Wakitibwa
Yesu
Ye w'amaanyi
Wakitibwa
Omulwanyi ow'amaanyi
Bwendowoza
Ku byokoze
Nenfuna oluyimba ku mutima gwange
Nenyimba amatendo
Nensinza hosanna
Leka nyimbe
Hosanna Kabaka hey,
Mutukuvu
Asanidde
Wakitibwa
Yesu
Ye w'amaanyi
Wakitibwa
Omulwanyi ow'amaanyi
Tukuyimusa
Gwe attuula waggulu enyo
Bwakabaka bwo
Bwa mirembe gyona
Ye gwe atakyuka lero luberera
Enkya ne luli
Otudde mu kitiibwa
Katusinze Hosanna
Tukuyimusa
Gwe attuula waggulu enyo
Bwakabaka bwo
Bwa mirembe gyona
Ye gwe atakyuka lero luberera
Enkya ne luli
Otudde mu kitiibwa
Katusinze Hosanna
Mutukuvu
Asanidde
Wakitibwa
Yesu
Ye w'amaanyi
Wakitibwa
Omulwanyi ow'amaanyi
Mutukuvu
Asanidde
Wakitibwa
Yesu
Ye w'amaanyi
Wakitibwa
Omulwanyi ow'amaanyi