Oli Mutukuvu Luberera Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Mukama bwemba nzudde
Okuganja mu maaso go nze nsabye
Wulira okusaba kwange
Nkulabyeko ng'okola
Okusinga ku byemanyi ne mu ddungu
Oberawo
Nze ndi wuwo oli wange era ndi wuwo
Nze ndi wuwo, ndi wuwo, ndi wuwo
Oli mutukuvu ne wottuula watukuvu
Ba malayika basinza ku namulondo yo
Naffe ka tuyimuse amaloboozi tukusinze
Osanidde luberera
Yesu bwotambula buli kimu kikyuka
Tetubere kyekimu, oli wano kati
Kola nga bwoyagala oli wano kati
Era kola nga bwoyagala oli wano kati
Nze ndi wuwo oli wange era ndi wuwo
Nze ndi wuwo, ndi wuwo, ndi wuwo
Oli mutukuvu ne wottuula watukuvu
Ba malayika basinza ku namulondo yo
Naffe ka tuyimuse amaloboozi tukusinze
Osanidde luberera
Sisinkana buli kyetaago ogabirire
Mu buli muyaga oyogere emirembe
Buli azitoweleddwa omutikule
Bwotambula buli kimu kikyuka
Mu kuberawo kwo, mu kuberawo kwo
Sisinkana buli kyetaago ogabirire
Mu buli muyaga oyogere emirembe
Buli azitoweleddwa omutikule
Bwotambula buli kimu kikyuka
Mu kuberawo kwo, mu kuberawo kwo
Sisinkana buli kyetaago ogabirire
Mu buli muyaga oyogere emirembe
Buli azitoweleddwa omutikule
Bwotambula buli kimu kikyuka
Mu kuberawo kwo, mu kuberawo kwo
Oli mutukuvu ne wottuula watukuvu
Ba malayika basinza ku namulondo yo
Naffe ka tuyimuse amaloboozi tukusinze
Osanidde luberera
Oli mutukuvu ne wottuula watukuvu
Ba malayika basinza ku namulondo yo
Naffe ka tuyimuse amaloboozi tukusinze
Osanidde luberera
Osanidde luberera
Osanidde luberera
Osanidde luberera