Okwagala Okwasoka Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Sinza Katonda mulamu
Sinza katonda w'amaanyi
Wulira eddoboozi lye laba ekitibwa kye
Katonda ow'amaanyi wuyo atambula
Leka okwagala kwo ku kolebwe munze
N'omutima gwange guguno twala nkusaba
Nkusaba ompe oluyimba
Ntwalibwe ebuziba nkutegere
Abatukuvu tuvuname mu kusinza
Tudeyo mu kwagala okwasoka
Tutwalibwe ebuziba mu kiffo kiri
Nkusaba ompe oluyimba
Ntwalibwe ebuziba nkutegere
Abatukuvu tuvuname mu kusinza
Tudeyo mu kwagala okwasoka
Tutwalibwe ebuziba mu kiffo kiri
Wulira eddoboozi lye, Laba ekitibwa kye
Katonda ow'amaanyi wuyo atambula
Leka okwagala kwo ku kolebwe munze
N'omutima gwange guguno twala nkusaba
Nkusaba ompe oluyimba
Ntwalibwe ebuziba nkutegere
Abatukuvu tuvuname mu kusinza
Tudeyo mu kwagala okwasoka
Tutwalibwe ebuziba mu kiffo kiri
Nzigulawo omutima gwange ofuge
Eno yekaluyo fuga Yesu fuga
Emmeme yange ekuyayanira Ttuula, Ttuula
Nzigulawo omutima gwange ofuge
Eno yekaluyo fuga Yesu fuga
Emmeme yange ekuyayanira Ttuula, Ttuula
Nzigulawo omutima gwange ofuge
Eno yekaluyo fuga Yesu fuga
Emmeme yange ekuyayanira Ttuula, Ttuula
Ttuula, Ttuula
Nkusaba ompe oluyimba
Ntwalibwe ebuziba nkutegere
Abatukuvu tuvuname mu kusinza
Tudeyo mu kwagala okwasoka
Tutwalibwe ebuziba mu kiffo kiri
Nkusaba ompe oluyimba
Ntwalibwe ebuziba nkutegere
Abatukuvu tuvuname mu kusinza
Tudeyo mu kwagala okwasoka
Tutwalibwe ebuziba mu kiffo kiri