Omwoyo Nkyalila Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Omwoyo Omutukuvu jangu
Nsaba nzijuza ekikompe kiyiwe
Tompitako nkusaba nkyalila
Ndaga ekitibwa kyo
Nkuyayanila
Nkuyayanila
Bino bye biro oyiwe omwoyo wo
Ku buli kitonde ekilina omubiri
Empewo ey'amaanyi
Enimi ez'omuliro
Jangu oyugumye
Empewo ey'amaanyi
Enimi ez'omuliro
Jangu oyugumye
Omwoyo Omutukuvu jangu
Nsaba nzijuza ekikompe kiyiwe
Tompitako nkusaba nkyalila
Ndaga ekitibwa kyo
Nkuyayanila
Nkuyayanila
Omwoyo Omutukuvu jangu
Nsaba nzijuza ekikompe kiyiwe
Tompitako nkusaba nkyalila
Ndaga ekitibwa kyo
Nkuyayanila
Nkuyayanila
Leka obwengula bweggule
Enjegere zikutuke
Omwoyo wali wano lero
Leka Eggulu lyeggule
Omwoyo atambule
Oluyimba lwe Ggulu luze
Leka obwengula bweggule
Enjegere zikutuke
Omwoyo wali wano lero
Leka Eggulu lyeggule
Omwoyo atambule
Oluyimba lwe Ggulu luze
Leka obwengula bweggule
Enjegere zikutuke
Omwoyo wali wano lero
Leka Eggulu lyeggule
Omwoyo atambule
Oluyimba lwe Ggulu luze
Oluyimba lwe Ggulu luze
Oluyimba lwe Ggulu luze
Omwoyo Omutukuvu jangu
Nsaba nzijuza ekikompe kiyiwe
Tompitako nkusaba nkyalila
Ndaga ekitibwa kyo
Nkuyayanila
Nkuyayanila
Omwoyo Omutukuvu jangu
Nsaba nzijuza ekikompe kiyiwe
Tompitako nkusaba nkyalila
Ndaga ekitibwa kyo
Nkuyayanila
Nkuyayanila