Oluyimba Lwe Kanisa Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Ndaba Mukama mu kitibwa waggulu ku bire
Okufuga kwe nkulabye wano kunsi
Anonya abamusinza mu mwoyo ne mu mazima
Anonya abamusinza mu mwoyo ne mu mazima
Nasinza, Navunama
Kanyimuse emikono nkusinze
Osanidde Omwana Gw'endiga
Osanidde Gwe eyaffa n'ozukira
Ndaba Mukama mu kitibwa waggulu ku bire
Okufuga kwe nkulabye wano kunsi
Anonya abamusinza mu mwoyo ne mu mazima
Anonya abamusinza mu mwoyo ne mu mazima
Nasinza, Navunama
Kanyimuse emikono nkusinze
Osanidde Omwana Gw'endiga
Osanidde Gwe eyaffa n'ozukira
Ye Gwe eyaffa n'ozukira
Oli luyimba lwe kanisa lwetuyimba ne tuwangula
Tukusinza, Hallelujah
Oli luyimba lwe kanisa lwetuyimba ne tuwangula
Tukusinza, Hallelujah
Oli luyimba lwe kanisa lwetuyimba ne tuwangula
Tukusinza, Hallelujah
Tukusinza, Hallelujah
Tukusinza, Hallelujah
Tukusinza, Hallelujah
Tukusinza, Hallelujah