Katonda Mukulu Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2019
Lyrics
Byokola bya kitalo
Otudde mu kitiibwa
Yesu katukuyimuse
Ne mu mawanga teri akwenkana
Byokola bya kitalo
Otudde mu kitiibwa
Yesu katukuyimuse
Ne mu mawanga teri akwenkana
Nayogeranga ku bukulu bwe linnya lyo
Kuba gwe Katonda eyewunyisa
Era gwe katonda akola ebikulu
Byetutayinza nakutegera
Olagira omusana negwaka
Enkuba netonya gwe alagira kibere ate era nekiba
Ku lwa maannyi go n'ekitiibwa kyo
Katukusinze n'oluyimba
Byokola bya kitalo
Otudde mu kitiibwa
Yesu katukuyimuse
Ne mu mawanga teri akwenkana
Byokola bya kitalo
Otudde mu kitiibwa
Yesu katukuyimuse
Ne mu mawanga teri akwenkana
Ffe katusinze wakitibwa
(Wakitibwa akoze eby'amaanyi)
Eh, w'amaanyi wa buyinza
(Ne mu mawanga teri akwenkana)
Wakitibwa, w'amaanyi
(Wakitibwa akoze eby'amaanyi)
Wabuyinza, w'amaanyi
(Ne mu mawanga teri akwenkana)
(Nze Kanvuname)
Ku bigere byo (ku bigere byo)
Kwe tuvunama (oh)
Nga tusinza osanidde
(Ku bigere byo)
Ku bigere byo (wewali essuubi)
Kwe tuvunama (mpologoma ya yuda)
Nga tusinza osanidde
(Ku bigere byo)
Ku bigere byo (awo wewali essuubi)
Kwe tuvunama (oh)
Nga tusinza osanidde
Munyenye yo kumakya
Kubigere ebyo (mpologoma ya yuda)
Kwe tuvunama (Ssuubi lya bona)
Nga tusinza osanidde
(Nze Kanvuname)
Ku bigere byo (ku bigere byo)
Kwe tuvunama (oh)
Nga tusinza osanidde
Munyenye yo kumakya
Kubigere ebyo (mpologoma ya yuda)
Kwe tuvunama (Ssuubi lya bona)
Nga tusinza osanidde