Wattuula Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2019
Lyrics
Oyo Katonda wejje
Nga bwali omulamu
Naffe mukubelawo kwe
Mwe tuyimirila
Silwa maanyi
Silwa buyinza
Naye kulwo mwoyo wo
Nze nsaba onkozese
Mu bulamu bwange
Oyimuse okukiriza munze
Settula zino ensozi ezalema
Nyimilile mu maaso go
Nga nina essuubi
Ggwe emmeme yange
Sinza mukama
So tewelabira
Bilungi bye
Kuba ye Kabaka
Ye muwonya
Nze kyenva nsinza
Elinnya lye
Emmeme yange
Ekuyayanira
Omutima gwange
Gukuyayanira
Okusinga luli
N'okusinga byona
Wottuula
Ku namulondo yo
Waliwo ekisa
Bamalayika
Nga basinza
Gwe Omwana gwendiga
Ne bakkelubbi
Nga bayimba
Mutukuvu
N'olwalelo
Katusinze
Hosanna
Wottuula
Ku namulondo yo
Waliwo ekisa
Bamalayika
Nga basinza
Ggwe Omwana gwendiga
Ne bakkelubbi
Nga bayimba
Mutukuvu
N'olwalelo
Katusinze
Hosanna
(Ffe tusinza)
Tusinza
(Mutukuvu)
Mutukuvu
(Hallelujah)
Hallelujah
(Ffe tusinza)
Tusinza
(Mutukuvu)
Mutukuvu
(Hosanna)
Hosanna
(Emmeme yange)
Emmeme yange
Ekuyayanira
Omutima gwange
Gukuyayanira
(Okusinga luli)
Okusinga luli
(N'okusinga byona)
N'okusinga byona, oh
(Ffe tusinza)
Tusinza
(Mutukuvu)
Mutukuvu
(Hallelujah)
Hallelujah, oh
(Ffe tusinza)
Tusinza
(Mutukuvu)
Mutukuvu
(Hosanna)
Hosanna