Wakitibwa Katonda Ow'amaanyi Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Elinnya lyo kiggo ky'amaanyi
Abatukuvu mwe baddukira ne bafuna okuberwa
Oli w'amaanyi mu bunafu bwange
Oli w'amaanyi ne mu buwanguzi
Wakitibwa Katonda ow'amaanyi
Wabuyinza yawangula amagombe
Yawebwa amaanyi mu Ggulu ne kunsi
Mutukuvu, Mutukuvu
Oyo Katonda mulamu era afuga
Atudde ku ntebbe ye ey'ekisa
Buli kyakulwanyisa ekiweseddwa tekilabe mukisa
Oli w'amaanyi mu bunafu bwange
Oli w'amaanyi ne mu buwanguzi
Wakitibwa Katonda ow'amaanyi
Wabuyinza yawangula amagombe
Yawebwa amaanyi mu Ggulu ne kunsi
Mutukuvu, Mutukuvu
Elinnya lyo kiggo ky'amaanyi
Elinnya lyo lyambadde amaanyi manji
Oli waggulu w'amaanya gona
Elohim, Adonai, shammah, Yahweh
Elohim (katonda asukulumye)
Adonai (Katonda atatondwa)
Shammah (Katonda awulira)
Yahweh (Katonda Yakuwa)
Elohim (katonda asukulumye)
Adonai (Katonda atatondwa)
Shammah (Katonda awulira)
Yahweh (Katonda Yakuwa)
Katonda asukulumye, Katonda atatondwa (Shammah)
Katonda awulira (shammah) Katonda Yakuwa
Katonda asukulumye, Katonda atatondwa (Yahweh)
Katonda awulira (Yahweh) Katonda Yakuwa
Wakitibwa Katonda ow'amaanyi
Wabuyinza yawangula amagombe
Yawebwa amaanyi mu Ggulu ne kunsi
Mutukuvu, Mutukuvu
Wakitibwa Katonda ow'amaanyi
Wabuyinza yawangula amagombe
Yawebwa amaanyi mu Ggulu ne kunsi
Mutukuvu, Mutukuvu
Katonda asukulumye, Katonda atatondwa (Shammah)
Katonda awulira (shammah) Katonda Yakuwa
Katonda asukulumye, Katonda atatondwa (Yahweh)
Katonda awulira (Yahweh) Katonda Yakuwa
Katonda asukulumye Katonda atatondwa
Katonda awulira Katonda Yakuwa