
KABI KI Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2006
Lyrics
KABI KI - Iryn Namubiru
...
kabi ki owange bwe mwagala mungeri ewe'mirembe takugane.
kabi ki muno bwo mwagala mungeri ewe'mirembe takugane.
sikyagala bwemba musanze ngali nebane anyumirwa mubuzeko emirembe.
kale wadde nze mubiita naye ayinayo emikwano... asanayo space .
simulunda simulunda, simutayiiza aaaaa
sikemanyi akazanyo. Era oli bwambuza lyaki muffa ntyo mudamu nti kati kabi ki mwekyo.
kabi ki owange bwe mwagala mungeri ewe'mirembe takugane. kabi ki muno bwo mwagala mungeri ewe'mirembe takugane
privacy ye njiwe ekitiibwa simulingiliza muwa'kabanga. kale wadde olumu mbuza naye bwasirika sikaka answer. esiimu bweyimba simubuuza simusoyasoya aaaaa nze Siri lawyerEra oli bwambuza lyaki muffa ntyo mudamu nti kati kabi ki mwekyo
kabi ki owange bwe mwagala mungeri ewe'mirembe takugane. kati kabi ki mwekyo
kabi ki muno bwo'mwagala mungeri ewe'mirembe takugane .......
Bwaba anyumidde Bambi ntekeri olukungu nemugamba onyumidde mwatu
bwaba anyumidde taata ntekeri olukungu nemugamba onyumidde mwatu.... .
bwaba anekedde taata ntekeri olukungu nemugamba nti ayabasi ......... kati kabi ki omwooo
kabi ki owange bwe' mwagala mungeri ewe'mirembe takugane .......
kabi ki muno bwo'mwagala mungeri ewe'mirembe takugane. ohhhh kabi ki owange bwe' mwagala mungeri ewe'mirembe takugane.
kabi ki maama kabi ki muno bwo'mwagala mungeri ewe'mirembe takugane