TEBIBA BINGI Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2006
Lyrics
TEBIBA BINGI - Iryn Namubiru
...
mwakikwata bubi ba ssebo nti omukyala ekimukuma mu dya nsimbi ohhhh zino zirupiya mukyogera bubi ba ssebo nti omukwano gwafuuka gwa kufugirira gwafuuka gwa kutembeya aaaaa.
Assurance yo'mukyala mu bufumbo
gubaa mukwano, si bintu, si binji, si lupiya
emirembe gyo'mukyala mu bufumbo kuba
kuteesa nga mutuula mu mukwano no'muwuliriza kubanga Bambi naye o'lusi
Aba ne'nsonga era asanyuka nyo bwotula awo no'muwuliriza kooo. Nakunyumiza embeera bwesibye nakunyumiza ebimuluma mundaaa olyo ememe netereraaa
Tebiba binji byetunonya buba butono nyo bwetunonya obubalema
tebiba binjiii byetunonya obwo'tononyo obwo bwemunyuma ffe bwetunonya
No'bwomutonera omwezzi ne'njuba ne byappa byabyo naye ngo muyisa nga muddu Bambi talikusiima. Nobwomutambuzza ensi obwetolodde bwayo nobumalayoo naye ngo'mujo gga ka sweet talikusiima aaaa,
Si bintu byetunonya, buntu butononyooo obutunyweza bassebo..... ffunda nantampa binji naye nambibita okusinga ampa ebinji naye naninyiriraaa
Tebiba binjiii byetunonya buba butono nyo bwetunonya obubalema
tebiba binjiii byetunonya obwo'tononyo obwo bwemunyuma ffe bwetunonya ..............................
Ne'bwotompa binjiii naye no' mpa ekiitibwa ekinsanira ooooo
Ne'bwotompa binjiii naye no'muwuliriza ohhh ooooooo ohhhhhh ohhhhhhoooooo
ne'bwotompa binjiii naye no' mpa ebiseera ebinsanira hmmm mmmm ne'bwotompa binji nokwata nge'kyatika
Tebiba binjiii byetunonya buba butono nyo bwetunonya obubalema
tebiba binjiii byetunonya obwo'tononyo obwo bwemunyuma ffe bwetunonya.
temubunyoma bambiiiiii byetunonya buba butono nyo bwetunonya obubalema
tebiba binjiii byetunonya obwo'tononyo obwo bwemunyuma ffe bwetunonya
Tebiba