ESSIMU Y'EKIRO Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2006
Lyrics
ESSIMU Y'EKIRO - Iryn Namubiru
...
Phone rings......
ohh yeah yeah yeah
Ndaba nyo abagaalana nga bogera ku ssimu
Nange nedida Linda ntyo'bolyawo onojikoonako
Mukwano essimu eyweza omukwano
wotokuba ssimu obeera nga'kyaaye
Nadaala eyo essimu ye'kiro ngo'budde bugenderera
Nolusi kwenebakira nga ntondi nkumpi
Essimu ye'kiro namuli mpulila nyumirwa
Nze kwempumulira essimu yempumuza
Nyumirwa nyo network eli reliable
Netuyumya emboozi mpaka wetukoyera
Wokuba essimu okyamula munange
Neguma nange nti sikuma lubugo bamube
Woba safari ebuuba likwata essimu wejikubako nga eli busy ntya
Nga ndowooza ntyoba ntyoba okuba yamulala
Kale kitiisa nyooo ohh ohhh
Ninze nkubilako bambi ntuyumye
Mwatu essimu ye'kirooo ngo'budde bugenderera
Nolusi kwenebakira nga ntoddi nkumpi
Essimu ye'kiro namuli mpulila nyumirwa
Nze kwempumulira essimu yempumuza
Nadaala eyo essimu ye'kiro ngo'budde bugenderera
Nolusi kwenebakira nga ntoddi nkumpi
Essimu ye'kiro namuli mpulila nyumirwa
Nze kwempumulira essimu yempumuza
Obugambo obuzaamu amanyi nga tuli ku ssimu
No'kuttu nekubuguma mukwano ehhh
Nze ela essula mitwetwe wano oluusi mu kifumba nga kulinda ela ojjikuba
Woba safari ebuuba likwata essimu wejikubako nge'li busy ntya
Nga ndowooza ntyoba ntyoba okuba yamulala
Kale kitiisa nyooo ohh ohhh
Ninze nkubilako bambi ntuyumye
Mwatu essimu ye'kirooo ngo'budde bugenderera
Nolusi kwenebakira nga ntoddi nkumpi
Essimu ye'kiro namuli mpulila nyumirwa
Nze kwempumulira gyila okubire ku ssimu
Nadaala eyo essimu ye'kirooo essimu ye'kiro baibe ngo'budde bugenderera
Nolusi kwenebakira nga ntoddi nkumpi
Essimu ye'kiro baibe namuli mpulila nyumirwa
Nze kwempumulira
Ninze okumbire ku ssimu