KAWOOWO Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2006
Lyrics
KAWOOWO - Iryn Namubiru
...
mpulira yo abageresa nti kumulungi tekubula kamogo
nze ebyo bizibu byabwe tebinkwatako nze mukama yampa yampa nyo
mazima siwana nga abalala bwebawana biri ebyobwongo baby
bino byenjogera biva ku mutima gwange gwe tunula mumaso
omuntu omulungi alinga emunye nga lwaki sikuwanako, omulungi era waliwo lwomwenya ne laddu nezimulisa era nze mumutima muno ensi ninamu gwe
nga nyimba wuliriza bulunji mukwano ndi kugwe
oli kawoowo akasingayo obulunji( kempulira nempumuza amaaso)
kano kenyambala buly'omu nagoberera...( akawoowo)
akawoowo akasingayo obuwoomu(kempulira nempumuza amaaso) kano kenyambala buly'omu nagwa amatu...(akawoowo)
oli mulungi Hani ekyo nkidamu emirundi gyenjagala abampiita muyaaye olwokuba nkutijisa buli wamu eyo gyengenda baleke
Bali laba kaki bwebulikya Buti nga nabo esanyu libasanze eeh nze buli lutemya onfumiita kumutima bwewekyusa mpulira mulubutto nfuse baby mukwano naye mukama yampa omuntu atalina lugono ate newakuba tamanyi kulumya omuzinga omutali njuukyi ziruma naye ate mulimu omubiisi uuuhhh amazima obulunji bwolina nebweba nyange ekisinga bwelu oh
oli kawoowo akasinga yo obulunji (kempulira nempumuza amaaso) kano kenyambala buly'omu nagoberera..aah.( akawoowo) akawoowo akasingayo obuwoomu (kempulira nempumuza amaaso)kano kenyambala buly'omu nagwa amatu(kawoowo)
Kati kabalekane bakayite akantiiko naye mukwano(silikutta nange) omusana gubule ng'obudde buziba nebumala emyezi(silikutta nange) ensi nebwetuka ng'ekiyenje kigoba enkooko ndibera awo(silikutta nange)*2
Guma Guma Guma guma mukwano ndibera awo(silikutta nange) Guma Guma Guma Guma mukwano ndibera awo(silikutta nange) omusana gubule obudde buziba nebumala emyezi (silikutta nange) ensi nebwetuka ng'ekiyenje kigoba enkooko ndibera awo (silikutta nange)