![BIROWOOZO](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/05/02/ff066d133c654c8a85e481b5a3db7b17_464_464.jpg)
BIROWOOZO Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2006
Lyrics
BIROWOOZO - Iryn Namubiru
...
wuuuuuuuuuuuuuu
............................
aaaaahaaaaaaaa
..........................
mwami...
mwami mwami...
mwami....iyeeee
yeeee
...........
Mbadde ndyawo neralikira
hmmmm
Ngamanyi ebyange besebengerera
Ne ndowooza nti oba nina okukyusa kubyokulya byenda buli ki ngawa
Koze binono byagala ddagala
iyeee
Omubiri gwange gwonna nga gukoze gunzigwako
Nenumba mulago mubomusaayi bwoba gwe olowooza ki??
Omusawo nangamba nina ekiwundu
Ekiwundu ekitetagisa kutunga
Nangamba Kiri ku mutima ate nga kiva kubwongo koye Bambi oyinza n'okufa
kukyendabye naye no
Ebyo birowoozo
Birowoozo byoli eyagenda natada
Birowoozo bindi bubi era simanyi oba alidda
Ebyo birowoozo
Birowoozo byoli eyagenda natada
Birowoozo bindi bubi nnyo nyo era simanyi oba alidda
omutima gunuma nentula nendowooza nti oba gwe mulwadde
Bwempita mukubo n'abamu basemberayo anti ninga omuzoole
Naye wagendawa
Oba wagenda wa mwami wange
eyeeee eyeeee
Mwami wange
okukomba ku ggulu
Sirikiddamu kyenakola
kubanga binnuma
Binnuma
Bindi bubi
Bino birowoozo
Birowoozo byoli eyagenda natada
Birowoozo bindi bubi era simanyi oba alidda
Bino birowoozo
Birowoozo byoli eyagenda natada
Birowoozo bindi bubi era simanyi oba alidda
maama
Mwami
Mwami Mwami
Mwami mwami
Tonumya obwongo
mwami wange tonumya obwongo
Mwami
mwami mwami
Kati sagala munyize
Sagala mukaabye
Sagala muswaze
Sagala munyize
Bwoba ng'omusanze
Mugambe nagonze
Kubanga binnuma
Omutima gunuma
Omutwe gunuma
negyendya tewooma
Mugambe mulinze
Ewanga mulinze
.,.....................
Bino birowoozo
Birowoozo byoli eyagenda natada
Bindi bubi
Bindi bubi era simanyi oba alidda
maama bindi bubi
Bindi bubi era simanyi oba alidda