NABULO Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2006
Lyrics
NABULO - Iryn Namubiru
...
This is for you maama Phionah from Joy.
Maama*2 maama maama Omulungi bwati.
Maama*2 Mukama akukuume Mbadewo emyaka mingi nga nina . gwentunulira
Gyetwava mubwavu munaku nga bangi abatusekerera.
Naguma nanjola nganinga kabiriti ke kamu
Abasekanebaseka, obuziina nafungiisa aliime
Mubiseera ebyo ebitali byangu ebyentalo ebizibu
Nga' olusi zivuga kumitala naye tewasuula ngozi
Nebindi binji byewakola mbeewo sibyogera ( binkaaabya)
Bamaama bangi abali eyo naye asinga gwe (taliiyo)
Ela nze bwenkwagala , bwenkwagala era ndikwagala mpakampaka
Nabulo nebwokadiwa otya oburunji bwo gwe kunze (tebukaddiwa)
Nebwoliba ogenze wa ndisigala ndi nawe maama wange
Nze simanyi nakyendikola omanye nga bwenkwagala ( mumutima gwange)
Yegwe eyabelawo omurungi kumulenzi wo omubwati
Walela nowerela tewakoma nebenzadde nolera
Eyali afudde era buli omu aweddemu esuubi
Ebyo byengamba byesagala nakwogelako binkabya
Nze Bukenya kyendi, ebitiibwa mwendi
Ndaba gwe maama, ate era nkimanyi, nti ogenda kuba burungi ,nabakusabila banji (banji nnyo)
Kati ndaba oli awo .. .ooh mkn.. amaanyi gakuweddemu
Abakwagala banji oooh maama era nabo bagamba kimu
Nti Oyo ajja kuba burungi , lwakubaaah
ffena tumwagala mpakampaka...
Nabulo nebwokadiwa otya oburunji bwo gwe kunze tebukaddiwa
Nebwoliba ogenze wa ndisigala ndi nawe maama wange
Nze simanyi nakyendikola omanye nga bwenkwagala mumutima gwange
kati bino ebisembayo mkn maama wange Omulungi
Ebintu byokoze munsi eno, be mukama katonda abisiimye
Yensonga lwaki akukumye notuuka mujino emyaka
Mikisa jolina munsi eno jilisigala nawe Fransisca
Nkwagala nnyo ooh mkn.. .maama wange. .Fransisca
Nebazukulu bo abafunji nolera gwe... Fransisca
Bakwagala nnyo nabo era jaaja wabwe Fransisca
Bakwagala nnyo abemuduuma maama wabwe . . Fransisca
Maama Nansamba naye Ali eyo akwagala nnyo.. . Fransisca
Nabulo nebwokadiwa otya oburunji bwo gwe kunze tebukaddiwa
nebwoliba ogenze wa ndisigala ndi nawe maama wange
nze simanyi nakyendikola omanye nga bwenkwagala mumutima gwange
maama*6 nkwagala nyo
maama* 2 nkwagala nyo