![Champiyon](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/02/18/3d0b9dd9458442debd5d523980345d15_464_464.jpg)
Champiyon Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2024
Lyrics
Champiyon - Victor Ruz
...
Champion
...............
One blessing made it
Champion
Leka nsome nkole nfune omulimo nkole
Ndifuka Lawyer Doctor oba omukulembeze
Yadde ngabangi bendabye ensi benyizze
Leka nsabbe ndeme okubela omu ku belemye
ahhhhhh
Sibalibwa mubalemwa ndibalibwa musomoka endowoza zabawinner
ahhhhhhhhhhh
Ndifuka Champion ndiwandikibwako nti natobanyo ela nentukayo
Nze alikooooooo (Champion)
Nze alikooooooo nga nze aliko
Ehhhhhhhyeee
Bebaka nze ndikufuture mpanga
Olumala nga bawoza oba nkikolantya
Nsula nga atalina gyebanzala
Kanya kwekwata kibumba tayiwa
Rwolisenguka rwolimanya nti binji byobade wesembeleza
Naye ngatebilina jebikutwala
ehhyyyy
Abakwesembeleza besesa abasinga bakyamu nkusaba goba
Tofuka madala kwebelipa nebawalampa
Ahhhhhhhhh
Tobalibwa mubalemwa olibalibwa mubabuka enkwe zaba user
Ahhhhhhhhh
Olifuka Champion
Oliwandikibwako nti watobanyo ela notukayo
Nga gwe alikooooooo
Nga gwe alikooooooo
Nga gwe alikooooooo
Ehhhhhh
Champion
Champion
Champion
Champion