Raniah Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2022
Lyrics
Raniah - Victor Ruz
...
Uuhhh yee eeh beibe heeyiye Uhm Bingi byenasalaso okwelesa Nga njagala omatile kyolaba Naye buli lwosirika enyo nga onyiize Nze mbulwa notulo jensula Mutima gukubeere wamu omwagalwa Yegwe ndagiliro jenesiga Obulamu mwotoli sigenda mu maaso ssida mabega, Ndiwo kuwa mirembe munange Abalala kyebatakola Nkutijise mubeewuwo nabange Uuh Raniah wanesiga newelesa aba sente Ndayila toli kyejusa, leka nkuwe mirembe ddembe kyekigendelerwa Ddembe mirembe, mirembe Ddembe mirembe, Raniah jogwanila Ddembe mirembe, mirembe Ddembe mirembe, Raniah jogwanila Mumwezi gwo'munana wampola bbanja bwewa riskinga Bitala byayaka red naye gwe watala afiya, okumponya Lwolibulawo nze ndiba ntyaa? Nkusaba tonsiibula nga Manya nti toligwa beeyi, oli high grade ewa JK advisor Ndiwo kuwa mirembe munange Abalala kyebatakola Nkutijise mubeewuwo nabange Uuh Raniah teriba alivaayo akwengange ssiri menya byenasuubiza, ndiwo kuwa mirembe ddembe kyekigendelerwa Uuuuhh beibe Ddembe mirembe, mirembe Ddembe mirembe, Raniah jogwanila Ddembe mirembe, mirembe Ddembe mirembe, Raniah jogwanila Bingi byenasalaso okwewala Nga njagala omatile kyolaba Naye buli lwosirika enyo nga onyiize Nze mbulwa notulo jensula Mutima gukubeere wamu omwagalwa Yegwe ndagiliro jenesiga Obulamu mwotoli sigenda mu maaso ssida mabega Ddembe mirembe, mirembe Ddembe mirembe, Raniah jogwanila Ddembe mirembe, mirembe Ddembe mirembe, Raniah jogwanila