Nfa Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2022
Lyrics
Nfa - Victor Ruz
...
otunla bowoomi toba nga ova mu lulyo lwa madivani
nsiba ku kikooyi
nkusaba onfuule your bodyguard
wambuna mu musaayi, kyenva nzitowa ne ku minzani
wenakuwa kasooli, nali njagala love si binzaali
natuma ababaka tebatuuka
newenesitula tebyakyuka
nkusaba date ogaanye
nkusaba date ogaanye
omukwano gwenina nga bwaguga
nange olumu gunkanga
nkusaba date ogaanye
nkusaba date ogaanye
simanyi ompulira
n'abino byempulira obuwulira
simanyi oba ompulira
n'abino byempulira obuwulira
simanyi ompulira
n'abino byempulira obuwulira
simanyi oba ompulira
n'abino byempulira obuwulira
nze nfaaa
kyenjoya okimanyi
vva mu by'okwekunya
nze nfaaa
kyenjoya okilina
gwe okanya kwekoza
nga nze nfaa
kyenjoya okimanyi
vva mu by'okwekunya
nga nze nfaa
nfaaa
ndowoza oyagala
nkutimbeyo ku bimpaande
as if baby it's ur birthday
nfubye nkulembeleze
ojje nkukomerere
nkomekelera obigaanye
ekintu kitademu obudde bwange
nga womeketa ensimbi zange
wansubiiza ku Sunday
kati owoza Thursday
kiki oyagala kunsuula
natuma ababaka tebatuuka
newenesitula tebyakyuka
nkusaba date ogaanye
nkusaba date ogaanye
omukwano gwenina nga bwaguga
ebiseera ebimu nange gunkanga
nkusaba date ogaanye
nkusaba date ogaanye
simanyi ompulira
nabino byempulira obiwulira
simanyi oba ompulira
nabino byempulira obiwulira
simanyi ompulira
nabino byempulira obiwulira
simanyi oba ampulira
nabino byempulira obiwulira
nze nfaaa
kyenjoya okimanyi
vva mu by'okwekunya
nga nze nfaaa
kyenjoya okilina
gwe okanya kwekoza
nga nze nfaa
kyenjoya okimanyi
vva mu by'okwekunya
nga nze nfaaa
nfaaa