Webale Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2022
Lyrics
Webale - Victor Ruz
...
One Blessing, made it
Nkukubila kati tokya pickinga
Mpulira mbu kati wadda Mbarara
Nebigambo mbiwulira mbu wafunayo omulala
Kansabe ogume nooyo nneme kulwaana nakukwelabila
Okuvva lwewafuluma omulyango wandeka mbunye biso mumugongo
Mukugenda tewayogera bigambo negumya nga binsobedde mu kakuubo
Webale Wammalira ebiseera
Webale wandeka mukukaaba
Webale mutima gwewatwaala
Wagukomyaawo mubi pappajo
Leka nekaze nga atalumiddwa maama
Nkya'tule nti kyaali kyakubeera
Neewale nabuli jenagenda
Nga tukyaali mu mukwano jenakwanjula nga
Tararaaa tararaa tararaaa Uhmm haaaa
Zi hey love nzi sindika no'zi bluetickinga
Nze eyali nga woo nga okowoola
Nnonya kyentunuulira Okwaava obuzibu okundeka
Newenzibya omutwe nga ntakula
Ekyaali kitugatta nga abalongo
Gwaali mukwano baby ssi bigambo
Ebyaaliwo obisudde mukiwonko bwofuba obiziike
Webale Wammalira ebiseera
Webale wandeka mukukaaba
Webale mutima gwewatwaala
Wagukomyaawo mubi pappajo
Leka nekaze nga atalumiddwa maama
Nkya'tule nti kyaali kyakubeera
Neewale nabuli jenagenda
Nga tukyaali mu mukwano jenakwanjula nga
Nga tukyaali mu mukwano jenakwanjula nga