Byanzigwako Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2023
Lyrics
Byanzigwako - Victor Ruz
...
Baby nah baby nah me nah need love ×3
Me nah need love, tired of love, fade up if love
Nkusaba wuliriza nnina ekiwandiiko, ekiwata kwebyo ebyabaawo
Lwenakuyita owange nondekawo, nga olaba otuuse nonvaako
Nawulira luli kukizindalo, mbu wafunayo eyo gwofaako
Eyakujja kukiyumba kyembawo, wavva kube'Kigandalo
Nasigala nzikiriza ensobi, jenakola okukuganza
Nga omutima ogubuyaanya, okutuusa okugulwaza
Nze eyakuteerawo amadaala bwewalinya wavinbawo nze nengwa eiy, am sorry oku judging'a.. tobeera nga please butwa
Byanzigwako baby bwewansuula,
Byanzigwako, nogenda nomulala,
Byanzigwako, nawulira nga nfa aah Nawulira nga nfa
Byanzigwako baby bwewansuula
Byanzigwako, baby yeah aah yeeeh
Byanzigwako, ebigambo byanzigwako
Byanzigwako byenali mbala wabiyiwa nga olwo oli kumulamwa omugwila wanteeka muntaana e Buziika, yeah
Byanzigwako gwenali nesize omusanga, nga abala bisinga ekibimba, okwo kwossa nokweyita enswa, nga abuukila jatali wangaalira, labalaba kati yagenda kulaalila, bigaana ate adda jeyasookera, baby otuuse nafuna byenkola.. yeah
Nebwewetonda otyaa siyinza kukyuusamu nedda
We coming back never
Ddayo joova ssikyetaaga
Byanzigwako baby bwewansuula,
Byanzigwako, nogenda nomulala,
Byanzigwako, nawulira nga nfa aah Nawulira nga nfa
Byanzigwako baby bwewansuula
Byanzigwako, baby yeah eeeh
Byanzigwako, ebigambo byanzigwako
Baby nah baby nah me nah need love
Baby nah baby nah me nah need love
Baby nah baby nah me nah need love
Me nah need love, tired of love, fade up of love
Nkusaba wuliriza nnina ekiwandiiko, ekiwata kwebyo ebyabaawo
Lwenakuyita owange nondekawo, nga olaba otuuse nonvaako
Nawulira luli kukizindalo, mbu wafunayo eyo gwofaako
Eyakujja kukiyumba kyembawo, wavva kube'Kigandalo,
Nebwewetonda otyaa siyinza kukyuusamu nedda
We coming back never
Ddayo joova ssikyetaaga
Byanzigwako, lwewasalawo ekyo'kundeka
Mumutima gwo nonsamgula,
Ebigambo byanzigwako oooh
Byanzigwako, lwewasalawo ekyo'kundeka
Mumutima gwo nonsamgula,
Ebigambo byanzigwako oooh