Tattoo ft. Caspian Marvin Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2023
Lyrics
Tattoo ft. Caspian Marvin - Victor Ruz
...
Uhhhmm yeah Caspian Marvin Na Jinja Boy Iyee heeyiiii Pakiii Nali mmanyi bino tebirikoma Twesubiza bingi olwokuba twali basanyufu nali manyi bino tebiribula Nga twetala gaali matilibona Nebakila ku sim ka video call nga oli musanyufu Ekikangabwa kino nze ssiri wona, Nfubutuse misinde nzuuno nkusange Walikubye sim no'ngamba nze nneme kulinda mbeela kudilisa Monday paka Sunday eeh (aaah) Kilituukawo mpaka ela twesange Ekinuma kiri kimu nti baby nakufiilwa bagenda kubuza ela bakulange eeh Mpulira elinya lyo mumatu mumatu mumatu Misiwa gyo miffu miffu miffu Nze nzibye amatu matu tosangula Tattoo eyo Mpulira elinya lyo mumatu mumatu mumatu Misiwa gyo miffu miffu miffu Nze nzibye amatu matu tosangula Tattoo eyo Retro Records Nali mmanyi guno tegulikona Bu juice bwa Dalausi ngezezako naye tebugenda era nze ssiri wona Edoboozi lyo nsula ndiwuliriza Mumatumbi budde emboozi zekiro nazo tezigenda wanimba tolibula nga iyee hee Nze baby ssikyakola mba kubutambi hii Nanafuwa nyo bwentyo omutima ngugumya naye njiwa musaayi hii Nasilanila eno amakubo sikyalaba ndaba bisanyi hii Ngabatukanila eno nemmere tegenda yadde emigati hii Byonna bikole naye tosangula tattoo Yeelimu summary yabuli kimu Yadde life yatwawula by two Ekyokunkyaawa tekikubeelera kyangu Am a jailor, Uhhhh ntaawa Am a jailor, ndi eno nfa Am a jailor, ntawaaaaaaa Uh beibe Am a jailor, Uhhhh ntaawa Am a jailor, ndi eno nfaaaaaaaaaaaaa Am a jailor, Aaaahh yiyeeeyiyee yiyee eeeh Mpulira elinya lyo mumatu mumatu mumatu Misiwa gyo miffu miffu miffu Nze nzibye amatu matu tosangula Tattoo eyo Mpulira elinya lyo mumatu mumatu mumatu Misiwa gyo miffu miffu miffu Nze nzibye amatu matu tosangula Tattoo eyo Tosangula tattoo, CASPIAN MARVIN iyeeheyiii