Twesangeyo Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2022
Lyrics
Twesangeyo - Victor Ruz
...
Anaaba anetaaze mugambe ajje mundongo
Kano ka Iseife Nadiope
Hhahaha
Muganda wange jangu ojila okola
Olwa leero kangende nsisinkane ba seya
Wooba nga omaze sibawo ofune entebbe
Kuziri eza grey ozitwalire Asuman
Ekitundu yansasula dda, ezisigade zooba okwata
Ffe tetufiile mukibanda, sinze eyakola okubajja ngenze.. Twesangeyo hehee
Anaaba anetaaze mugambe ajje mundongo
Nkooye okulindilira nga nabaafa bagaanilayo,
Obulamu tebulina spare nti oba oneyongeza ko,
Kannyenye kumugongo, kangolole kunyingo aah
Anaaba anetaaze mugambe ajje mundongo
Nkooye okulindilira nga nabaafa bagaanilayo,
Obulamu tebulina spare nti oba oneyongeza ko,
Kannyenye kumugongo, kangolole kunyingo aah yeah
Victor Ruz weee..
Ah Jinjaboy
Tebiri kyuuka tebiri kyuukaa, ebintu bye'nsi eno tebirikyuuka
Tujiryaako makoola alijikungula yaani yaani atalikka kagganga, e kangganga
Katinno leka nzirye gwekiyisiza obubi kale yetuge
Wooba ozitoye omutwe, olwe sanyu lyange kagwatike
Ezange leka nzirye gwekiyisizza obubi yetuge eeh
Wooba ozitoye omutwe olwe sanyu lyange kagwatike, Twesangeyo..
Twesangeyo ooh eheheee
Warren is a Professor
Anaaba anetaaze mugambe ajje mundongo, (ajje mundongo ooh)
Nkooye okulindilira nga nabaafa bagaanilayo, (bagaanila yoo oo)
Obulamu tebulina spare nti oba oneyongeza ko, (Wamma)
Kannyenye kumugongo, kangolole kunyingo
Oyo anaaba anetaaze mugambe ajje mundongo
Nkooye okulindilira nga nabaafa bagaanilayo, (Nkooye)
Obulamu tebulina spare nti oba oneyongeza ko, (Wamma)
Kannyenye kumugongo, kangolole kunyingo aah yeah
Uhmm twesangeyo Ooh
Uhmm nze nsudeyooo Ooh