Christmas Love Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2023
Lyrics
Christmas Love - Victor Ruz
...
One Blessing, made it
Abagezigezi bagobelera munyenye okuzuula jebaali bazaalide omutonzi, eyajja ensi okujikyuusa
Eno nange nagobelera mutima gwange, laba laba bwegunsuula kumuntu, forever atalivva wemba
Ne mumaaso ga Yekaalu, byenzize nkugamba bilisigala byebimu
Ku list yo'bwetaavu jennina yeggwe akulembera
Buli Christmas day mwattu, naliyagade kibe kijjukizo kyaffe
Nti leka bube obwavu, teliba kitugatulula
Buli lunaku lwa ssekukulu bwelutuuka, guno omukwano gudde nga bujja nga omulokozi azaalidwa
Buli lunaku lwa ssekukulu bwelutuuka, kibeele ekijjukizo nti eno love yaffe terikendeela
Tutambulire nga mukitangaala aweebwe ekitiibwa oyo eyatusinganya, atukuumye nga tuli ffena
Bwelulikya nga nnina kukwegaaana nsigaze obulamu nze ssiri kwegaana, oli mukka gwenzisa togaanibwa