
Tomusobola Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Tomusobola - Bobi Wine
...
to be handsome is to have someting in a your hand to give to a woman.
so handsomeness isnot ina di face like some boy confess.
why do you (nig nag)×4
in a de girl dem
ondeetera ekiniga
when you nig nag nig na
ina de girl dem get
labayo omwana wabandi omukakalukanya kati laba atandise nokumera obukanyanya
yalina ka skin akatemagana nga konna kanyereketa naye kati laba bwomukalakata
wamukwanira mu comedy night
kati omusibira waka takyagenda out
wamukwana lwa nviiri ze kunyirira
kati bwakusaba ezenviiri ngofunya mumwa
jjukira luli nga wakamukwana ngomusuubizanga
nti aggya kunyirira bwaba afuuse mukyala wo
jjukira okunyirira gwe oba olina okukirira
kati gwe gwotalabirira omusuubira otya okunyirira
bwobanga tomusobola
obonyabonya waki ki tomulekera bali abamusobola
tomusobola
obubiranga waki onamusudiya ppaka lwonamukaddiya
omukazi tomusobola
obonyabonya waki ki tomulekera bali abamusobola
tomusobola
obubiranga waki laba omusudiya ppaka lwonamukaddiya