Kikomando Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Kikomando - Bobi Wine
...
Eh Nze wenali omuto naloota nga bingi Okuvuga amamotoka Ne sente nyingi Nga manyi birimpa amasanyu mangyi Naye nkizudde byona byona kwerimba Nenzijukira ebigambo bya Muzeeyi Nti mwana wange obulamu kyabbeeyi
Ne kofuna akatono kaba kamuwendo
Bwoba ng′okalya nosobola okwebaka Ssente tukola oluusi nezigya Olusi nezigaana Ensi yo bwetyo Gwe bwoba ng'okaaba nti ewuwo zabula Bangyi abaazifuna naye tebebaaka
Bwofuna ekikumi kirye Ng′emeeme egumye Nange gwolaba adigida nange bwetyo Enaku enuuma, ensi eno enyiga Naye neegumya, ng'omusajja Oluusi osuuze oluusi kikomando Nolowooza Katonda yakwerabira Abaggaga bangi, era beevuga Enkoko balya naye tegenda Ekikumi kyo kirye, ng'emeeme egumye Nange gwolaba adigida nange bwetyo Enaku enuuma, ensi eno enyiga Naye neegumya, ng′omusajja Oluusi osuuze njala oluusi kikomando Nolowooza Katonda yakwerabira Abaggaga bangi, era beevuga Enkoko balya naye tegenda Eh, tewali ayagala abeere mu mbeera mbi Naye bizibu bya nsi bwebityo Wekuba kusigala omwo mu mbeer′embi Era fuba obeere omusanyufu Buliwamu mu bulamu eriyo embeera embi N'ewa mu banno bewegombesa N′abazirina balaba Ku mbeera embi Lwakuba tebalaga Nz'oli wandaba ayinza okugamba Nti eh maama Abo baamala Motoka avuuga, ate kyi kyatalina Notomanya nti nange mba ne bizibu byange Nange nyolwa, nfuna okunyigirizibwa mu mutima Lwakuba nsirika Gwe ekikumi kirye Ng′emeeme egumye Nange gwolaba adigida nange bwetyo Enaku enuuma, ensi eno enyiga Naye neegumya, ng'omusajja Oluusi osuuze oluusi kikomando Nolowooza Katonda yakwerabira Abaggaga bangi, era beevuga Enkoko balya naye tegenda Ekikumi kyo kirye, ng′emeeme egumye Nange gwolaba adigida nange bwetyo Enaku enuuma, ensi eno enyiga Naye neegumya, ng'omusajja Oluusi osuuze njala oluusi kikomando Nolowooza Katonda yakwerabira Abaggaga bangi, era beevuga Enkoko balya naye tegenda Bwofuna ekikumi kirye Ng'emeeme egumye Nange gwolaba adigida nange bwetyo Enaku enuuma, ensi eno enyiga Naye neegumya, ng′omusajja Oluusi osuuze oluusi kikomando Nolowooza Katonda yakwerabira Abaggaga bangi, era beevuga Enkoko balya naye tegenda Ekikumi kyo kirye, ng′emeeme egumye Nange gwolaba adigida nange bwetyo Enaku enuuma, ensi eno enyiga Naye neegumya, ng'omusajja Oluusi osuuze njala oluusi kikomando Nolowooza Katonda yakwerabira Abaggaga bangi, era beevuga Enkoko balya naye tegenda Ob′aani yasokawo ku nsi'eno natandika obuvunanyizibwa obungi Buli lwofuna osanga bipya Emikwano mipya n′abalabe bapya Naye ateh ekimmalamu amaanyi Ensi weba ekusomesa esomesa na muliro Tolina okwegomba olyooke obuuke labira Ku nze byona nabiraba Nzijukira Nze luli bwebanyiza nalwananga Naye kati obuvunanyizibwa nze bwampamba Tooto wange awulira atya nti nalwanye eyo N'omukyala ne taata ne nazaala Nze oluusi nvumwa Naye nsirika Gwe nolowooza oba olyawo sibiwulira Naye nga ndaba lwakuba nsirika Abangi nebagamba oyo atya kubwa Teriba sadda, naye okwewonya ebizibu Abyesonyiye yeyandisinga Gwe ekikumi kirye Ng′emeeme egumye Nange gwolaba adigida nange bwetyo Enaku enuuma, ensi eno enyiga Naye neegumya, ng'omusajja Oluusi osuuze oluusi kikomando Nolowooza Katonda yakwerabira Abaggaga bangi, era beevuga Enkoko balya naye tegenda Ekikumi kyo kirye, ng'emeeme egumye Nange gwolaba adigida nange bwetyo Enaku enuuma, ensi eno enyiga Naye neegumya, ng′omusajja Oluusi osuuze njala oluusi kikomando Nolowooza Katonda yakwerabira Abaggaga bangi, era beevuga Enkoko balya naye tegenda