Situka Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Situka - Bobi Wine
...
when the going gets tough
the tough must get going
especially
when leaders become misleaders
and mentors become tormentors
when freedom of expression
becomes a target of suppression
opposition becomes our position.,
omutima gumenye naye nga
nkimanyi munywanyi naawe gukumenyese
abantu buli wotunula bayongobedde
byebasubila nga byawukana
ku byebalaba ate,abalala bbo
ne babyetamwa banyigilizibwa
nebabulwako jebaloopa baabuwe
nga nejewandibadde olopela
nayo kibeela kizibu okufunayo obwenkanya
nkugamba tosigala wansi
ensi bwekusuula yimukawo mangu
otambule
munsi twli kyangu olugendo luwanvu
situka tugende mu maaso...
(chorus)
situka tutambule--
wadde embeela emalamu amaanyi naye topowa tugende--
topowa tutambule
olugendo luwanvu bwetulemelako
tutuuka--
yimuka tutambula
embeela emalamu amanyi naye topowa tugende--
topowa tugende
amaziga gokaaba gakaabe nga bwotambula