Abalungi Balumya Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Abalungi Balumya - Bobi Wine
...
Ohhh ohhhhh
listen to your badman love story
running down from the Heart and soul
no one can really hurt this Heart again
and nobody can drive to his desire
Amazima Nzude ekitufu
ekiri mu mukwano
omukwano gunnyuuumaa
jjegukoma okunnyumma , jjegukoma okukuulaa
eeeeeeeeeee
guno omukwano guluuma
jjookooma okwagala omuntu nomwewa amazzima
abalungi balumya
nomwesiga,nomwagala no'mutima nogumumalirako
Abalungi bayiiwa
Eeeeeeeeeeeeeeeeee
Mazzima ogenda nosanga omuntu no'mwagala
Nga amazzima ye takuuli nako ,Madam
gwerwakolako omwenda lwogwamu amannyi
nga owulira ensi ekomye
Kati nze nange Ali wano
omutima gwange gujjudde ebiwundu ebitagambika
nze nakaaba naddaagaa ,najjula nokunnywa obutwa
Banange love eruumma
Yes gwe
go believe when the badman say
yaaaahhhhhhhh
u got have to have love affair
the memories never die
and mi love for u will never end(2)
Amazina nzudde ekitufu
ekiri mu mukwano
omukwano gunnyuuumaa , jjegukoma okunnyumma jjegukoma okukuulaa
eeeeeeeee
guno omukwano guluuma
jjookooma okwagala omuntu nomwewa amazzima
abalungi balumya n'omwesiga n'omwagala n'omutima no'mugumalirako
abalungi bayiiwa
Naye nakwagala nnyo
Nga bwoba omulwadde nga nddwaalaa
nga buli kyosaba nongamba leeta
Nga nddeeta
nakwagala nnyo nenkuwa obulamu bwangeee
nkizuudde nti abalungi ohhhhnnnnaaahhhh
Naye naswaala nnyo era nalumwa nnyo
Gwe wandeeka nogendda ohhh nnnaaaaaa
emeere sikyalya me ccayyii sikyanywa kale
abalungi mulumya
Yeeeee nga nakwagala omutima nengukuwa
nga bulikade ndowoza gwe eeee
Abalungi muyiiwa maamaaaaaaaaa azzima mubutuufu nakwesiga omutima nengukuwa
nga buli kaade ndowoza gwe
abalungi muyiiwa maaammmaa
omukwano guluuma ohhhhhh ohhhhh ohhhhh ohhhhh nana was ohhhh laaalaa
Amazzima ogenda nosanga omuntu
n'omwagala nga amazzima ye takuuli nako
lwebakolako omwenda lwogwamu amannyi
nga owulira ensi ekomye
Kati nze nange Ali wano omutima gwange gujjudde ebituuli tuuuli ebitagambika
nze nakaaba naddaagaa najjula nokunnywa obutwa
Banange love eruumma eeeee
nze gwenasima omubwati ye teyasima
nenjagala okwetuuga
Kati ebbanga ligenze nga tanva kumitima
Banange ye nga nddabye
gwe nasima omubwati ye teyasima nenjagala okwetuuga
Kati emyaka jjigenze nga tanzigwa kumwoyo