Wesotinge Lyrics
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Wesotinge - Bobi Wine
...
Well this is the Bobi wine edutainment,
Eeehee,,
It’s not a dedication to you,
It’s a dedication to guys like you!
Remember, behind every successful man
There’s astrong woman with a noble character,
Take me fi example, baasii
Waliwo ensonga zenandiyagadde mbatabilemu
Mbabuuze ne’bibuuzo mubyeddiremu
Basajja banange nga tuzze wamu netukomya obuswavvu kale,
Omukyala gwo’lina awakka ye mama wabaana bo
Yakyusa na’manya kati yeyitta Ggagwo,
Naye kati gwo’linga agamba nti wewamuffuna kati tokyamweguya!
Singaye gwe nanyini makka
Era gwe boss kale,
Talina nakubuuza bibuuzo kale,
Naye manya nti muli kyiluuma,
Era bwalyenyiwa lumu ajja kuduuka!
Omukyala waberanga yekyanze,
Gwe muzze mukyama mwesotinge,
Kuba munange bwotakikola kiba kiswazza
Ne’bazadde be obera obatyobodde