
People Of The Land Lyrics
- Genre:R&B
- Year of Release:2022
This song is not currently available in your region.
Try the alternative versions below.
Alternative versions:
Lyrics
People Of The Land - Kenneth Mugabi
...
My people, people of the land!
(Abazukulu Nabagamba ntya?)
Abazukulu Nabagamba ntya?
Oluzi olwali wanno lwalagawa?
Omuzukulu bwanambuuza,
Ekibira ekyali wanno kyalagawa?
namugamba ntya?
munyonyole ntya,
Ssente ezimulwanya zzezassaawa Ekibila?
Munyonyole ntya Kibuga kilamba kyekyassenza entobazi?
Zassengawa?
baziteesako mulukiiko,
zisanyizibwewo, bagule emotoka.
Mwalimu nokukaaba,
nokusomoza kwa abukuumi boobutonde,
nya ffe munyivu!
My people, people of the land!
(Abazukulu Nabagamba ntya?)
people of the land!
(Abazukulu Nabagamba ntya?)
Kamesse tambula×2
Omuti ogwali wanno gwalagawa?
ooh Kamesse tambula×2
Oluzi olwali wanno lwalagawa?
ooh kameesse tambula
kamesse tambula
entobazi ezaali wanno zalagawa?
ooh kamese tambula×2
Obuntu bulamu, Bwalagawa?
eeeeh!
Let us take responsibility,
let's awaken nature,
Ebiro bikyuuse,
ensenene zikulukutidde mubitungotungo
nga bwekyaali muntandikwa
buli aseenga watalina kubeera
wakuvumbagirwa
Abazukulu bakusasula,
amabanja ga bajaja babwe
Kamesse tambula
Obuntu bulamu bwetalina aaaaah....
bwagenda wa?
Babuteesa kko mulukiiko, busanyizibwewo bagule amanda
agafumba,
mwalimu nokukaaba,
nokuyiwa omusaayi, kwabakumi boobutonde nya ffe munyivu!
My people, people of the land!
(Abazukulu Nabagamba ntya?)
people of the land!
(abazukulu Nabagamba ntya?)
Kamesse tambula×2
Omuti ogwali wanno gwalagawa?
ooh Kamesse tambula×2
oluzi olwali wanno lwalagawa?
aaaah! Kamesse tambula×2
entobazi ezaali wanno zaalagawa?
ooh Kamesse tambula×2
obuntu bulamu Bwalagawa?
ooooh Bulungi bwansi leero nze naawe
tugende tukoleeeee....
abenkumbi, ensululu tuzijjeyo
tugende tugogoleeee....
woolaba ekinya teekawo omuti
tugende tulimeeee.....
Nkoba zzambogo,
zzajja zoka mubunya, Mubunya
ooooooh.........
tugende tugogole enyanja,
enkera tulye kukyenyanja!
Ebinyonyi, bisigaddewa baaba,
tweyambisse engeli endala ezifumba..