Mugabi Lyrics
- Genre:New Age
- Year of Release:2019
Lyrics
Mugabi - Kenneth Mugabi
...
(intro)
aaaaahh.
omwana annemye okukyawa buli wembeera nze ndowooza oyo
Ntambudde awalala ntuukayo nze ndowooza oyo.
Buli wenkomawo ankulisaayo.
amazzi naatekayo.
ka massage nannyigako.
Ne kachayi natabula.
bwasanyuka asanyuka nnyo.
buli kyenjoya nga' leterawo.
bwe nnenyiza anziza ebbali mu ddoboozi elye ggonjebwa
Nga agamba 'Mugabi
Nawe gu Mugabi.
Kyokka ggwe Mugabi.
aaha Mugabi.
Ngamba ggwe Mugabi.
aaha Mugabi.
Nawe gwe Mugabi.
aa aa Mugabi
ooaaah aaa yeeah eeh
amanyi offumba ettooke
amanyi ottokosa
amanyi okwambala.
Buli kyezinze oli amanyi oggolola.
obukodyo abujjawa nennerabira ebibi byakoze.
obuwoomi mu ddoboozi lye nze.
jendaga ndabayoo.
Buli wenkomawo ankulisayo.
amazzi nateekayo.
ka massage nannyigamuoo.
Neka chai Natabula.
bwasanyuka asannyuka nnyo.
buli kyenjoya nga aleeterawo.
bwe nnenyiza anziza ebbali mu ddoboozi elyeggonjebwa.
nga agamba 'Mugabi. (nsonyiwa)
Nawe ggwe Mugabi. (nsonyiwa)
aah Mugabi mwana ggwe mugabi
forgive me Mugabi. (nsonyiwa)
am sorry Mugabi. (nsonyiwa)
aah aah mugabi. (nsonyiwa)
Nawe am sorry Mugabi.
eeeeeh aaah ooouooh.
(outro)