
Ebinyuma Lyrics
- Genre:New Age
- Year of Release:2019
Lyrics
Ebinyuma - Kenneth Mugabi
...
Ndukunuddwa mwattu
Yongera okulunga
Otadde olunyaffa
Kumutima nze ngonze
Yongera okumaala
Obulungi bwo
Okireko ngaali
Nyonyi muzinga akusinzaaki
Gano malojolojo
Nkusangirizanyo mumasanganzira
Nga wesesa ebinyuma
Ndi muluwugumo
Kwetaaga mbagirawo
Otambula ebinyuma
Onyumya ebisesa
Otunula ebinyuma
Kankunyumirwe lubeerera
Otambula ebinyuma
Onyumya ebisesa
Otunula ebinyuma
Kankunyumirwe lubeerera
Baibe
Ombibiza ebinyuma
Nempampagama z'omusaayi
Nezigejja
Gyensiiba sikyagendayo
Nkugumiikira mukasanganzira
Mukodomi musonge
Ku sekoko ne segwanga awangudde
Neetaga kawala
Kagezi nga gwe binyuma
Nkusangirizanyo mumasanganzira
Nga wesesa ebinyuma
Ndi muluwugumo
Kwetaaga mbagirawo
Otambula ebinyuma
Onyumya ebisesa
Otunula ebinyuma
Kankunyumirwe lubeerera
Otambula ebinyuma
Onyumya ebisesa
Otunula ebinyuma
Kankunyumirwe lubeerera
Otambula ebinyuma
Onyumya ebisesa
Otunula ebinyuma
Kankunyumirwe lubeerera
Otambula ebinyuma
Onyumya ebisesa
Otunula ebinyuma
Kankunyumirwe lubeerera