Bwenkusubwa ft. Lilian Mbabazi Lyrics
- Genre:New Age
- Year of Release:2019
Lyrics
Bwenkusubwa ft. Lilian Mbabazi - Kenneth Mugabi
...
Bwenkusubwa Ka bayilo n'olupapula nsikayo. Ebigambo kuva kumutima nga biwera kulupapula. Bwenkusubwa enyingo zikutuka, ejjengo mumusaso kulukuta. Okulabako ekikowe nga nzisa. oyambadde akamwenyu kumatama. Amazima goyolesa nga oseka gakakanya. Bwenkusunwa mukwano mpisibwa bbubi. okukakana nsoma bubaluwa bwewawereza. Bwenkusubwa mukwano mpisibwa bubbi okukana nsoma bubaluwa bwewawereza.