Enshonga (Bonus) ft. 2Space Lyrics
- Genre:World Music/Folklore
- Year of Release:2021
Lyrics
Murda tune murda tune
Easy vibes 2space
Baatusomesa Napoleon ne Falaawo tumalila biseera
Singa baatusomesa gwe omuluungi omuwanvu
Nyabo singa obiseera
Abalungi banji awo nga beesimbye
Akatebe kaako teleela
Oli kanyama kamulinyo
Kawooma kawooma nyabo sikeesokola
Ohh oh teleela eh nyabo teleela
Oli mulungi nyo
Obululu bwa balungi bubwo nyabo kokoora
Tekilina enshonga mama
Tekilina enshonga maja
Tekilina enshonga mama
Tekilina enshonga maja
Tekilina enshonga
Tekilina enshonga
Tekilina enshonga murda
Tekilina enshonga mama
Kiteleboosa sejjembe
Ebyaange bimpe maama ngende
Tebulikya nti ate nyende
Wooba oli muti ngamba ninye
Kiteleboosa sejjembe
Ebyaange bimpe maama ngende
Tebulikya nti ate nyende
Wooba oli muti ngamba ninye
Tugoomemu tukilako abalema
Abatufitina bagambe couple yo yalema
Eh eh eh eh eh yalema
Hmm baby tukifunaa
Tekilina enshonga mama
Tekilina enshonga maja
Tekilina enshonga mama
Tekilina enshonga maja
Tekilina enshonga
Tekilina enshonga
Tekilina enshonga murda
Tekilina enshonga mama
Mwana gwe okozesa obubadi badi
Okubamu obuvaazi bwo ku party party
Mwana gwe okozesa obubadi badi
Weekubamu obuvaazi bwo ku party party
Ohh oh teleela eh nyabo teleela
Oli mulungi nyo
Obululu bwa balungi bubwo nyabo kokoora
Kiteleboosa sejjembe
Ebyaange bimpe maama ngende
Tebulikya nti ate nyende
Wooba oli muti ngamba ninye