
Ndi Eno ft. 2Space Lyrics
- Genre:World Music/Folklore
- Year of Release:2022
Lyrics
Yeah
Yeah
Listen to me
Kagube musana
Kakabe kakuba
Nebwonvuma nebwonkuba ela sibilaba
Nsonyiwa omukwano gunuma
Gulinga bwa onkosa tolilaba
Nsonyiwa omukwano gunuma
Gulinga mutwe gumbobba naye tolaba ahh ah
Beera naawe
Ndi eno sefeelinga sijockinga
Ndi eno sefeelinga kilabika nina ewammissinga
Ndi eno sefeelinga sijockinga
Ndi eno sefeelinga kilabika nina ewammissinga
Kuva wewangoba omutima gutuja
Mbeera ntunulayo nga ndowooza oba ojja
Nkulaba nabayaye nenfuna obuja
Mukwano nenfuna obuja
Kale nkimanyi sinze asinga
Naye mutima gwange yegwe asinga
Nkimanyi oyagala bisinga
Nkola namanyi nfune ebisinga
Ndi eno sefeelinga sijockinga
Ndi eno sefeelinga kilabika nina ewammissinga
Ndi eno sefeelinga sijockinga
Ndi eno sefeelinga kilabika nina ewammissinga
Baby oli katungulu
Sikuloberamu nebankuba bussu
Tonkaabya nga nkusu
Kuve ewaKatonda mugulu
Yakunkwaasa nkusaba baby tewekwaasa iyeah
Yakunkwaasa nkusaba baby tewekwaasa