
Onsomoza ft. 2Space Lyrics
- Genre:World Music/Folklore
- Year of Release:2021
Lyrics
Maama osusse okunkema
Ngamba gwe nabankema
Maama osusse okunkema
Maama onsomoza tomanyi kifa munda yange
Onsomoza tomanyi kifa munda yange
Maama onsomoza tomanyi kili munda yange
Onsomoza tomanyi kifa munda yange
Onsomoza, onsomoza
Maama maama ontankuula, ontankuula
Maama maama onsomoza yeah yeah
Maama ontankuula, ontankuula
Ebirungo bindi munda yange
Nkunoonya olinga sente munda yange
Nkuyigga olinga ekyange
Tonva musaayi oli lubiriizi wava munda yange
Buno obutonde weebale katonda watonda
Buno obulungi weebaleee
Ozaana
Ebyo byokola byebintanuula
Mukwano ebyo byookola byebinsomoza
Ebinsomoza, ebinsomoza
Ebinsomoza, ebintankuula
Ebintankuula, ebinsomoza
Maama onsomoza tomanyi kifa munda yange
Onsomoza tomanyi kifa munda yange
Maama onsomoza tomanyi kili munda yange
Onsomoza tomanyi kifa munda yange
Tomanyi kili munda yange
Tomanyi kifa munda yange