Intro ft. Shillah & Madzon Kunsa Lyrics
- Genre:World Music/Folklore
- Year of Release:2021
Lyrics
Oli dagala jendi
Mukwano gwenkuwa mulungi
Nkuyita sweetheart
My flower, my heart, my honey
Kanyonyi kange jooli wenkuyita ng'ojja
Mukwano gwompa mbeela nkongojja
Njagala mbeere kasaati koyambala
Kabuuti mumpewo, musubaawa munzikiza
Kitundu kyamutima gwo, nomwooyo gwo
Bilungi byolina nga tubigabana
Ndibeera naawe olibeera naange
Entoli zonkubira mukwano ndiba naawe
Ndibeera naawe olibeera naange
Entoli zonkubira mukwano ndiba naawe
Yegwe gwendowoozako nga ndi bunayira
Mukwano gwewampa gwaali gwa mazima
Nasigaza kifananyi kyo kwendabira
Omulungi owange waddawa
Kakanya obusungi love kankuleetere
Ntereke omukwano gwo ng'ekitereke
Love jenyina nange kankusombere
Tukikole nga Romeo and Juliet
Ndibeera naawe olibeera naange
Entoli zonkubira mukwano ndiba naawe
Ndibeera naawe olibeera naange
Entoli zonkubira mukwano ndiba naawe
Kanyonyi kange jooli wenkuyita ng'ojja
Mukwano gwompa mbeela nkongojja
Njagala mbeere kasaati koyambala
Kabuuti mumpewo, musubaawa munzikiza
Kitundu kyamutima gwo, nomwooyo gwo
Bilungi byolina nga tubigabana
Ndibeera naawe olibeera naange
Entoli zonkubira mukwano ndiba naawe
Ndibeera naawe olibeera naange
Entoli zonkubira mukwano ndiba naawe
Ndibeera naawe olibeera naange
Entoli zonkubira mukwano ndiba naawe
Ndibeera naawe olibeera naange
Entoli zonkubira mukwano ndiba naawe
Njagala mbeere kasaati koyambala
Kabuuti mumpewo, musubaawa munzikiza
Kitundu kyamutima gwo, nomwooyo gwo
Bilungi byolina nga tubigabana