Loading...

Download
  • Genre:World Music/Folklore
  • Year of Release:2021

Lyrics

Mukwano naawe, lindako togenda

2Space


Oli lububi lwa ku buuji

Buli lwoova wano

Nyabo sisigala bulunji

Oli lububi lwa ku buuji

Buli lwoova wano

Nyabo kale ndoowoza biinji

Baby ndowooza biinji

Ebibi, omutali kaluunji

Olumu binnemelela

Nenkubawo ekiti, nenumawo akayilunji


Naawe okimanyi oli waddala baby

Yeggwe nalulunji

Naawe okimanyi oli waddala baby

Ondesse wano sili bulunji


Laba wogenze ondesse wano

Omukwaano gundeeze

Laba wogenze

Omanyi ki jondesse oba nyeenze


Nzenno ngenda jontwaala

Wooba nga onsiimye

I don't care gwe ntwaala

Nzenno ngenda jontwaala

Wooba nga onsiimye

I don't care gwe ntwaala

Wondekawo ndwaala, ndwaala

Nze ndwaala

Wondekawo ndwaala, ndwaala

Nze ndwaala


Bateenda mwaasa njala

Ono omwana muluunji, yanjasa mutima

Olumu ntonyeza ezziga

Buli wemukubila akassimu nga simufuna

Nkimanyi ayagala baloodi

Nange ngenda kulyaayo loan

Nkimanyi ayagala baloodi

Kasta nange nyina edoboozi


Laba wogenze ondesse wano

Omukwaano gundeeze

Laba wogenze

Omanyi ki jondesse oba nyeenze


Nzenno ngenda jontwaala

Wooba nga onsiimye

I don't care gwe ntwaala

Nzenno ngenda jontwaala

Wooba nga onsiimye

I don't care gwe ntwaala

Wondekawo ndwaala, ndwaala

Nze ndwaala

Wondekawo ndwaala, ndwaala

Nze ndwaala


Oli lububi lwa ku buuji

Buli lwoova wano

Nyabo sisigala bulunji

Oli lububi lwa ku buuji

Buli lwoova wano

Nyabo kale ndoowoza biinji

Baby ndowooza biinji

Ebibi, omutali kaluunji

Olumu binnemelela

Nenkubawo ekiti, nenumawo akayilunji


Naawe okimanyi oli waddala baby

Yeggwe nalulunji

Naawe okimanyi oli waddala baby

Ondesse wano sili bulunji

More Lyrics from Chicor Songs

+

      -   or   -

      -   or   -

      NG +234
          -You can log in via below methods-
          Reset password via e-mail
          -or-
          Reset password via e-mail
          Feedback on resetting password
          * It may take a longer time

          Please Select A Playlist

          Add New Playlist

          Share on

          Embed: Love & Light EP

          Custom Size :

          • Default
          • Desktop(300*600)
          • Mobile(300*250)

          Type :

          • HTML/HTML5 (WordPress Supported)
          Get Boomplay Premium
          for
          Payment Method
          Pay With
            Review and pay
            Order Date
            Payment Method
            Due Today
            Flutterwave
              Subscription Successful

              Congratulations! You have successfully activated Boomplay 1 Month Premium.

              Now you have access to all the features of Boomplay App.
              Payment Failed

              Please check your balance and then try again.

              You'll lose your subscription if we don't have a working payment method for your account, so please check your payment details.
              Need help? Contact Boomplay Subscription Support.
              Payment Processing...
              10 s

              Payment is being processed by . Please wait while the order is being comfirmed.

              Payment Processing
              Your order is processing, and it may take up to a few days for the service provider to handle your payment. Please kindly stay tuned and check your order status in ‘User Center’.
              About Order Status