
Ku Stage ft. Cemar & 2Space Lyrics
- Genre:World Music/Folklore
- Year of Release:2021
Lyrics
Ndi mulugendo
Nyabo beera awo beera awo
Beera awo kankusaange awo
Stage kwenkusaanga stage kwenkusaanga
Kankusaange awo nkusange awo
Nkusange awo nyabo beera awo
Mweeru okila amasanga mweeru okila amasanga
Ati yiwe baby nogamba ki
Mbadde wano nengamba yye nfa ki
Lwaaki sikuyisaamu olutooki
Ebyange naawe sitoole ki
Kubanga mwana onninza
Lwonsuubiza notajja
Ahh onninza lwonsubiza notajja
Baby mukwano ninda
Ndi wano mu jam e'Ntinda
Wesitajja netonda nja kulaba ku saawa mwenda
Kyenyina kyendeeta silina binji byendeeta
Naye yegwe gwendoota gwendoota
Nyabo beera awo beera awo
Beera awo kankusaange awo
Stage kwenkusaanga stage kwenkusaanga
Kankusaange awo nkusange awo
Nkusange awo nyabo beera awo
Mweeru okila amasanga mweeru okila amasanga
Nsuna nsuna nze nga entongooli
Nga nva wa nkwaane oli ebiboozi omutali
Olinga lwaazi ovaamu mazzi
Nkwaagala ebisaawa nkwaagala ebi week (Nebi week)
Olinga witch ndi ku spell
Ndi mubi love ate naawe gaalo (Naawe gaalo)
Bilaavu siika siika wompa
Nze binsobedde nfuuwa nempa
Bimpuunziza ne'Seleemba
Laba Mwanje buuza ne Naluunga
Oh oh gweeno bwolunga
Binkwaata nzenno binsuuba
Simanyi baby najengenda
Naye kulembela nze nzileko (Ohh)
Mukizikiza oba mutaala
Kyoba omanya nze nkweetaga
Gwe wotali nze setaaya
Omubiri gwonna guba gweekwata
Nyabo beera awo beera awo
Beera awo kankusaange awo
Stage kwenkusaanga stage kwenkusaanga
Kankusaange awo nkusange awo
Nkusange awo nyabo beera awo
Mweeru okila amasanga mweeru okila amasanga
Baby mukwano ninda
Ndi wano mu jam e'Ntinda
Wesitajja netonda nja kulaba ku saawa mwenda
Kubanga mwana onninza
Lwonsuubiza notajja
Ahh onninza lwonsubiza notajja