
Amaaso Lyrics
- Genre:R&B
- Year of Release:2021
This song is not currently available in your region.
Try the alternative versions below.
Alternative versions:
Lyrics
Amaaso - Kenneth Mugabi
...
Amaaso go'tulo nze omwana gantunuliza
Gansikiriza nze gansikiriza
Engeri jagamola
Ganyuma okutunurira
Gwe mola mama mola
Agawerekeza akaseko notuyana
Wenna ayy ayy ayy
Amaaso go'tulo galimu ekimansuka
Ekikutuyanya galimu ekibuguma
Wansi wenjuba galimu ekimyanso
Ayy amaaso ago
Amaaso go'tulo galimu ekimansuka ekikutuyanya galimu ekibuguma
Wansi wenjuba galimu ekimyanso
Ayy amaaso ago
Amaaso gotulo bwegakutunirira
Gakwambusa mu bwengula nga totegede
Gakufula baby newemolamola aha
Kyoka amaaso ago
Bwonyiga omwenya
Nga ogalabyeko gaali hihihi
Gakutunurira notenda omutonzi ahh
Amaaso agoo ehh
Amaaso go'tulo galimu ekimansuka
Ekikutuyanya galimu ekibuguma
Wansi wenjuba galimu ekimyanso
Ahhh amaaso ago ehh
Amaaso gotulo galimu ekimansuka
Ekikutuyanya galimu ekibuguma
Wansi wenjuba galimu ekimyanso ahh
Amaaso ago
Ahhhhh eh eh
Amaaso gotulo mulimu bu feeza
Bwekwese muli eya
Ahh ndowoza buzabu bwebwagafula bwegatyo ohh ya
Amaaso gotulo mulimu bu feeza bwekwese muliiiihiiii
Ah ndowoza bu zabu bwebwagafula bwegatyo ohh ohh ohh
Amaaso gotulo galimu ekimansuka
Ekikutuyanya galimu ekibuguma
Wansi wenjuba galimu ekimyanso ahh
Amaaso ago
Amaaso gotulo galimu ekimansuka
Ekikutuyanya galimu ekibuguma
Wansi wenjuba galimu ekimyanso ahh
Ahhh amaaso ago
Ahh amaaso gotulo(gontunuliza)
Amaaso gotulo(gansikiriza)
Amaaso gotulo(gontunuliza)
Ohh walala wololo
Ah gwe mola mama mola ahh
Amaaso gotulo (ago amaaso gotulo)
Amaaso gotulo amaaso gotulo
Mama amaaso gotulo ago gontunuliza gwe mola mama mola ahhh ahh
Amaaso gotulo amaaso gotulo gwe gontunuliza nze
Gansikiriza mama amaaso gotulo ohhh gwe mola mama mola eyiye yeahh