![Tokyuka](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/09/23/87d1eaf167794e4c8488e0f355448235.jpg)
Tokyuka Lyrics
- Genre:World Music/Folklore
- Year of Release:2020
Lyrics
Tokyuka - Chosen Becky
...
Eeeeeeee
Oooooooooee
wokyuka oyinz'okunzita
(bra Brian beats)
omukwano kilwadde kiluma
waliwo omuntu gwolaba
ng'enjuba neweyaka okuffa
nga neweyewangama ali omu yekka
ogenda nolaba
talamule ezisiiba zetala
nga newezeyisa tebikuyigula
omanyi olina omwana oh Maama
yamanyi byonna ebyange sikyetaaga
buli lwolw'eyo nze mbeer' eno omutima guba guluma
Esaawa buli lwekona omuka olusi gubula.
Chorus
Nkusaba Bambi tokyuka
Wokyuka oyinza okunzita
omukwano kilwadde kiluma
Bambi tokyuka
Wokyuka oyinza okunzita
Tokyukaa..
Bino mbu omwavu wakufa
Nkulabamu ensi yange
Si Ku love gyondaga nesanga ntangadde.
Olina gwe byokola
Tonenya sibikuta
Kabakiyite okwekoza
Pika love yange.
Ka volume yongeza
Tekamala gwe tumbula
License zonna olina
Nkwewadde
Nze mannyi nina omwana oh mama
Yamanyi byonna ebyange sikyetaga aaah.
Chorus.
Nkusaba Bambi tokyuka
Wokyuka oyinza okunzita
Tokyuka
Omukwano kilwadde kiluma
Bambi tokyuka
Wokyuka oyinza okunzita
Tokyukaa..
Baleke boogere love nkuwe gwe kannya kuseesa
Ondi mungi mu mutwe love embunye
tesaana kukweka
Baibe woba kumpi tewaba kyengamba
Daily I wanna be close to you my darling
Buli lwolwa eyo nze mbeera eno omutima guba guluma esaawa buli lw'ekona omuka olusi gubula
Nkusaba Bambi tokyuka
Wokyuka oyinza okunzita
Tokyuka omukwano kilwadde kiluma
Nze mannyi nina omwanna
(Wokyuka oyinza okunzita)
Yamanyi byonna ebyange sikyetaaga aaah