Byabangi Lyrics
- Genre:Afrobeat
- Year of Release:2020
Lyrics
Byabangi - Chosen Becky
...
Mukwanoooh
Ebiseera byomala eyo bingi nnyo
nga sikulaba
Manya nti olusi... waliwo nelwenkulowoleza ebibi byotanakola
Kati nkugambe ki kyotanalaba
nze atagende ku police nempaaba
Ngezaako okukwesonyiwa
akasimu nenkalinda nenkowa
Wano olumu obudde bwewumba
nentunula ku ssawa nempuunga
nga eno nebanobo bayomba
tukulinda tulye nga tenawoola
naye bwobelayo yonna gyoli mukwano
kimanyeee nti ebyo ebizimbe byonna
Jewetalira byabandi
nga ate heee nebanyinibyo bangi
nga nolusi bababanja
Byabanji
Ebyo ebizimbe byabaloodi
buli ayagala yapangiisa
Ebyo byabanji
Okwo kwekuba nezi lodge
Buli ayagala neyebaka
Ebyo byabanji
nga neyiyo ojilekawo wano Eli na mu
gate topangisa
Ebyo byabanji
Ebyo ebizimbe byomukibuga
Buli ava Eli nengato ze
byabanji
munange okomangawo wano
Wano yegwe boss tokyungibwa
Ebyobyanji
Ddala nayeeeh
kunyumirwa ki okwo
dala okwomujuzo gwa banji
nganebisiinga byolina wano
Eyo tebiliyo
ndowooza muffa zilanji
Mazima okyakalilayo otya eyo
gyotagambe nti kankyuuse ki saati
Nga wano nebwolisaaba ettayi
Oba ka juice ne ka caayi
nebakuzukukira mutumbi
woyagalira nebakujulira
nojila nosaba otuzzi
Ela batyo nebakufukilira
Kale no nolwekyo bwobela jooli
mukwano
kimanyeee
Nti ebyo ebizimbe byonna
mwewetalira
byabandii
Nga atee heeee
nebanyini byo banji
nga noluusi bababanja
Byabanji
Ebyo ebizimbe byabaloodi
buli ayagala yapangiisa
Ebyo byabanji
Okwo kwekuba nezi lodge
Buli ayagala neyebaka
Ebyo byabanji
nga neyiyo ojilekawo wano Eli na mu
gate topangisa
Ebyo byabanji
Ebyo ebizimbe byomukibuga
Buli ava Eli nengato ze
byabanji
munange okomangawo wano
Wano yegwe boss tokyungibwa
Ebyobyanji
Tekyandibadde kibi naye ate munange
oli munsi yo
naye ekintu ekibi kulemelayo gwa ate
jooli tolina wuwo
gwe bino byobaayo nobeyo
kimanye naffe tubaayo eno
Emboozi zemunyumya eyo
naffe zitunyumirayo eno
gwe bino byobaayo nobeyo
kimanye naffe tubaayo eno
Emboozi zemunyumya eyo
naffe zitunyumirayo eno
gwe bino byobaayo nobeyo
kimanye naffe tubaayo eno
emboozi zemunyumya eyo
naffe zitunyumirayo eno
Anick products