![Let It Rain](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/05/08/7a2170ac3daa410f86409d55e5686165_464_464.jpg)
Let It Rain Lyrics
- Genre:Afrobeat
- Year of Release:2023
Lyrics
Let It Rain - Chosen Becky
...
Hmmmm
Let it rain ooh
Let it rain
Brian Beats
Nkusaba ntegera amatu nkubuulire
Ky'otegeeza gyendi
Namaaso geegeke, ku nze
Nkunnyonnyole kye nazuula
mu gwe
Gwe bulamu bwange
Nkulowoozaako, every night and day
Era gwe ssanyu lyange
Sirina kyenejjusa nze
bwenkwagadde
No'ekitangaala omusana
IwegutayaseEmmunyenye eyakaayakana mu kiro
Olinga kimuli enjuki zekitataliza babe, eeh
Ompuliza ng'ekyomuwendo
Eky'ebbeeyi ng'olugoye w'amasanga
Nebwemba nkusuubula
magendo
Nga nsinga bulamu baby yo risk gy'ogwana
Nkusaba tonvangamu
Nkusaba let it rain, let it rain
Omukwano gukule
Nkusaba let it rain
Omukwano guwangaale
Nkusaba let it rain, let it rain
Omukwano gukule
Nkusaba let it rain
Omukwano guwangaale
Mbu ebirwa byerabirwa bwebagamba
Silia kukyusa
Gwewaalabyeko ye mwana kye mmanyi
Nze awo we nalaalira
Sijja kusuubiza bingi bye siyinza
Mba nkulimbye
Nandyekaniikirira ne neewanika ne nnemwa
Mba nkunyiza
Love gye nina
Ky'ekyobugagga kye nina kye neesiga
Bwentyo bwendi
Sirina bingi, naye nina gwe
Kati kansuubize, ndibeera wa mukwano
Era ndiba wuwo ppaka essaawa envannyuma
Terulikya nkulekeNdiguma wamu naawe, wamu naawe eeh
Nkusaba let it rain, let it rain
Omukwano gukule
Nkusaba let it rain
Omukwano guwangaale
Nkusaba let it rain, let it rain
Omukwano gukule
Nkusaba let it rain
Omukwano guwangaale
::::::::::::::::
:::::::;;;;;;
:::::;:::::::
Nga ntendewaliddwa mpambaatira aah (aah)
Nga ne Iwentubidde nkulinda alina amaanyi eh (aah)
Ku gwe nakula
N'essanyu nafuna, hmmm
Ku bibyo kwe mbalira
Bye bannamba bingi ekikyo kwe mbalira, eh
Sijja kusuubiza bingi bye sivinzaMba nkulimbye
Nandyekaniikirira ne neewanika ne nnemwa
Mba nkunyiiza
Ku gwe nakula
Nkusaba let it rain
N'essanyu nafuna
Omukwano gukule
Ku bibyo kwe mbalira
Bye bannamba bingi ekikyo kwe mbalira
Omukwano guwangaale
Ku gwe nakula
Nkusaba let it rain
N'essanyu nafuna
Omukwano gukule
Ku bibyo kwe mbalira
Bye bannamba bingi ekikyo kwe mbalira
Omukwano guwangaale
Ku gwe nakula
::::::;::
:::::::::
:::;::