Suubi Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2024
Lyrics
Suubi - Chosen Becky
...
ooh
iyeeeh
Brian beats
wabeerawo akaseera
nowulira nga okooye
nge'mbeera ekuyinze
nolaba nga ensi nkomye
nga buli lwosilika
ensi olaba nga ajilimu obwomu
nebwewekyusa
osigala nga alikukisenge
naabo bonyumiza
bakudako eyo nebakusekelela
Haa
olwo nenzijukila
mukama yegwe atandekulila
kumavivi
nze nezikakana
byona nebikwasa gwe'yategeka
byona obilaba
nsigaza gwe
Gwe suubi lyange
suubi suubi
ndilina mugwe
munange oli omu
bwoti antegeela bambi
nsigaza gwe
gwe suubi lyange
suubi suubi
Ndilina mugwe
gwe mukama
Buli lukya nkeela
nze era
netwalayo akabanga
nensaba gwe era
ontemeleyo oluwenda
eno ensi jewawunda
wajewunda ngazi
naye oluusi efunda
bannafe bewagamba
okutwagalanga
nga bwebeyagala
boo bekyusa
ogamba ndiga
kube misenge
mumaliba gaazo
ooooh
omutufu aliwa
bibuzabuza
mpulila ntidde nyo
CHORUS
INSTRUMENT
ogenda noyita
mumbeela nga buliomu
akwesamba newabawo akaseela
nga negwoyita tayitaba
naye ye abeelawo
Abeelawo Abeelawoooooooooo
Heeeee
CHORUS
Yegwe anyamba
yegwe yesu
atankoowa
Nzee nina gwe
ooooh yesu
Nina gwe