![Wumula](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/01/25/8206a112edf44102abd7cf6a433ebb16_464_464.jpg)
Wumula Lyrics
- Genre:Jazz
- Year of Release:2024
Lyrics
Wumula - Chosen Becky
...
owa okay kyumaaa ahhh Brian Beats
Baby Wumula nze okufuna anjagala
nali manyi teeka ehhh yii
kwekufuna amalala kubanali netya
Naye biluma,bakuzunza notamwa
Love eluma byadala bakulisa byotalya
pressure erinya bwomala wajja n'okyusa
ensi yange n'embeera nga atayagala nga ko omukwano gwo mpadde ten out of ten sigulabangako
CHORUS
Wumula Wumala
gwe alina omutima gwange kakana
wumula wumula
bwenakufuna na wumula*2
One abawanuza tuberinde
Two tube babiri Two forever
Three siri kyusa I will be thride for you
Mpa love Mpa love nze eno nyumirwa mukwano nakoowa entalo gwe nsulo y'omukwano eno tugenda mu maaso
Baby ogenda mu maaso omukwano munwenvu okukira ekyuuma Nati nwevu osibye ekyuuma Love eringa erimu egumba mubutufu engemyu ettumba hooo oh
CHORUS
AM in love Am in love again guno omukwano gwadala I've never felt like this before nali mu struggle yadala wagya n'okyusa ensi yange mpulira nga atayagala nga ko omukwano gwo mpadde ten out of ten sibirabangako, omukwano munwevu okira ekyuuma nati nwenvu osibye ekyuuma love eringa erimu egumba mubutufu engemye ettumba ohhh oh
Chorus