![Olunaku Lukedde](https://source.boomplaymusic.com/group10/M00/09/15/7d0e75c7adf04c68a758226d2fd1a73d_464_464.jpg)
Olunaku Lukedde Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Olunaku Lukedde - Ngooma Joseph
...
..... buli alumwa enaku luno oluyimba lulwo
buli aweddemu essubi tekkako owulile
oli awo tomanyi kyakukola wakoma dda yyiii munange oluyimba luluno mukwano mukama afayo.
Yadde oli nga ekyiyinja kutale kyebasula
Ye Katonda wa kyisa tegenda okulinya yyiii
tegenda kukulekayo nga bali bona bwe bakola.
Ekigambo kyayogera kitaasa kiwonya endwadde mu myoyo ekyalwala sigala nesuubi okyekwata kikyo nawe kitwale ate ela ogyesige..Nze mulinda nokusinga abakuuma ekilo